Lyrics

Oh God! Cmert Keys On the beat Wakayima wakayima Magezzi ga wakayima Coopy Bly again, yeah Wakayima wakayima Bintu bya wakayima Magezi ga wakayima (wakayima) Bwogakozesa osinga n'abachina (oh God!) Magezi ga wakayima Ne wampologoma yamegebwa wakayima Magezi ga wakayima (wakayima) Bwogakozesa osinga n'abamerika (oh God!) Magezi ga wakayima (gwe!) Ne wampologoma yamegebwa wakayima (alright den) Nti wakayima gyeyali essula Kabodde wampologoma nga abatulugunya anti anha (kabodde) Anti amanyi go alina Kyayogera ku kyaalo tewaba amuwakanya, kati laba Yakera era nateesa, berondemu buli kumakya gwanalya (eh eh!) Nga welutuka olunaku lwo lwolibwa Okera kumakya nogenda ewuwe nafenka (ohoh) Wante yakaba nyo, yakaba yamala era nalibwa eh Ne wankyima nakolima ebikolima tebita kamunye ne bamufenka kati laba Olwa wakayima lwo nelutuka Nga anawona okulibwa era bwabeera (akola atya?) Lwalibwa lwakera nayiya, amagezi agazza wampologoma ezirakumwa Magezi ga wakayima (wakayima) Bwogakozesa osinga n'abachina (oh God!) Magezi ga wakayima Ne wampologoma yamegebwa wakayima Magezi ga wakayima (wakayima) Bwogakozesa osinga n'abamerika (oh God!) Magezi ga wakayima Ne wampologoma yamegebwa wakayima (an-ha) K'olwo wakayima yasula nga abalirira Obwongo bwesera teyebaka nga balala Wampologoma eno amwesunze alinda munyama Wakayima watukira ebibuuzo ne bamusoya Nti wakayima, kiki oludeyo wakayima? Bansonyiwe waliwo andese nga ampalabanya Nti naye gwe wakayima (hmm!) Ani oyo anvuganya wakayima! Eh! Ku mugga waliyo empologoma endala Kabodde nanyigga obusungu ne bulinya Ani oyo akomba mu sowani yemu mwendira Ntwalayo ku muga gy'omulabye gy'abeera Nsoke mukube mugunjule ategere nze asinga Ku muga bakirira bamala era batuka Wampologoma amanyi alina amagezi gagana Bwatunula mu mazzi ye no nalabamu empologoma endala Bwagwamu ajjilume yaffabufi wakayima nawona (gwe!) Magezi ga wakayima (wakayima) Bwogakozesa osinga n'abachina (oh God!) Magezi ga wakayima Ne wampologoma yamegebwa wakayima Magezi ga wakayima (wakayima) Bwogakozesa osinga n'abamerika (oh God!) Magezi ga wakayima (gwe!) Ne wampologoma yamegebwa wakayima (an-ha) Wakayima wakayima Magezzi ga wakayima Coopy Bly again, yeah Wakayima wakayima Bintu bya wakayima Anyway! Ekyobugaga ekisinga kuba kuba n'amagezi Ekya kabi ekisinga era butaba n'amagezi Ekyawonya wakayima kuba n'amagezi Ekyasa wampologoma era butaba n'amagezi Bwatunula mu mazzi alaba kifanyi kye Amagezi amatono gamugamba oyo mulabe we Bwatyo Dawudi era bweyakuba Goliath Wesiga mukama oli yesigama ku maanyi Wampologoma yaffa, ka wakayima katono kati ketunyumya (eh eh) Ne Goliath bweyafa, ka Dawudi akavubuka kati ketuwaga Mu kutya mukama amagezi mwegasokera Atalina fukamira osabe mukama yagaba Tooba nga wampologoma, wesige oyo agaba amagezi ojja kuwangula (eh!) Magezi ga wakayima (wakayima) Bwogakozesa osinga n'abachina (oh God!) Magezi ga wakayima Ne wampologoma yamegebwa wakayima Wakayima wakayima Wakayima Wakayima wakayima Wakayima Skillz
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out