Texty

Waliwo lwembera awo nga sikulabako Olwo mu mutima ne nyolwa Olwo ne nkuyiyiza obuyimba obw'okumukumu Naye n'eza studio nezibula Njagala nkuyimbire akayimba ak'omukwano akanyuma bakakubenga ne ku radio Eh, nga ne bw'oba oli eyo nga tondabako Ng'otekako butesi Njagala nyo nkutambuzeko mu bifo ebye beyi Lwakuba nga sente zibula Oh! Mukwano nandibade, mbikutusako Lwakuba nga sente zibula Naye mukwano Singa nze Museveni Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam Singa, yenze Ssabasajja Kabaka Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga Singa, nze Sudhir omugaga Nandikunazizanga sente Singa nalina amanyi Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby Singa nze Museveni Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear Singa, yenze Ssabasajja Kabaka Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga Singa, nze Sudhir omugaga Nandikunazizanga sente Singa nalina amanyi Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi Naye mukwano, uh uh, uh uh Mpulira bubi walayi Mpulira nga agudemu akazole Eh! Wulira gwe uh uh, uh uh Njagala nkuwe buli kalungi koyoya nfube nkalete Eyo enkoko njagala n'ojjirya Ne beer njagala n'omunywa Ky'ova olaba nga nfiirawo nzinonye Omulungi njagala onyumirwe Nga nange bwengalya Buli kyenkola nkola kikyo malayika Kabite njagala onyumirwe, n'emotoka ovuge Naye nkutambuliza ku boda bambi Njagala nkutwaleko mu Africana olabe ku ragga dee Olabe ne Juliana ng'ayimba Ng'ebyo bi chips bwoyoya, nga nange bwengula Okakase nti bambi nkwagala baby Singa nze Museveni Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam Singa, yenze Ssabasajja Kabaka Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga Singa, nze Sudhir omugaga Nandikunazizanga sente Singa nalina amanyi Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby Singa nze Museveni Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear Singa, yenze Ssabasajja Kabaka Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga Singa, nze Sudhir omugaga Nandikunazizanga sente Singa nalina amanyi Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi Sirina sente sirina motoka Naye mpulira nkwagala Sirina nyumba, sirina, byabugaga mu nsi Naye mpulira nkwagala Nandibade seccuriko ne nkukuma Kuba ne landlord wange Ne lwesisuzeyo alubala Wabula ngonze, walalalala, munyambe! Njagala omwana ono Ne bwemba mu ghetto Ne bwemba ntambula, buli wemba wona Ndowoza mwana ono Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera Omukwanogwo gunsinziza amanyi Owomukwano, ayi, ayi, ayi mpulira bubi Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (eh!) Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera Omukwanogwo gunsinziza amanyi Owomukwano ayi, ayi, ayi mpulira bubi Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (naye!) Singa nze Museveni (eh) Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam Nze nawe, gwe nange, ku ntebbe Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (mayilo z'ettaka, kikumi bwe ddu!) Ne bwoyagala nsi yonna nandijikuwade maama! Nandikunazizanga sente N'ozinaba, ne weyagala, bae Ne nkunogerayo emunyenye emu baby Ne bwoyagala biri oba ssatu oba mwezi gwenyi, ne bweba njuba Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear (maama nze!) Singa, yenze Ssabasajja Kabaka Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (maama) Singa sente weeri (Nandikunazizanga sente) N'ozinaba, ne weyagala, owange Ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi Ye singa wali musada baby Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam Nandikuwade banddo muzima! Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga Nandikunazizanga sente (n'ozinaba, ne weyagala baby baby) Ne nkunogerayo emunyenye emu baby Buli kirungi kikussana Buli kalungi kakussana maama (nandifuzenga nawe mu ntebbe, dear) Buli massanyu gakussana Eh, n'obulungi (nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga) Obo-bo-bo-bo-bo-bo-bo, munyambe, njagala omwana ono (Nandikunazizanga sente) Ye singa nalina amanyi, nandibuse mu banga (ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi)
Writer(s): Bobi Wine Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out