Μουσικό βίντεο

The Baninas ( Banina Chris & Banina Joe) - Munakyalo Official HD Video
Δείτε το μουσικό βίντεο του {trackName} από {artistName}

Κορυφαία τραγούδια από Banina Chris

Στίχοι

Andre on the beat Ntambula nkunoonya, baby Nsiiba nkunoonya Omusango ogukuliko yo murder Murderer, eh yeah Ekibuga kyonna nkitambudde Nkunoonya naye nga sikulabako Ewa kojja nkubuuzizza Ne baŋamba tebakulabako Ka face ko, ke kankuba My baby yeggwe yabireeta Kateeteeyi ko ke wayambala Ku mbaga omutima waguleka gukubagana Njagala gwe munakyalo Munakyalo Onambuze ekyalo Bali nabagoba balina amaalo Tebamanyi na bikwatako Njagala gwe munakyalo Munakyalo Onambuze ekyalo Bali nabagoba balina amaalo Tebamanyi na bikwatako Enough time, enough time Nze gye nali nnoonya You give me enough loving, enough loving Gye nali ndoota Experiment yaggwa Kati tuli mu mukwano gwa ddala Eby'okukwana abalala nabireka emabega Nemedde ku gwe Ka face ko, ke kankuba My babe yeggwe eyabireeta Kateeteeyi ko ke wayambala Ku mbaga omutima waguleka gukubagana Njagala gwe munakyalo Munakyalo Onambuze ekyalo Bali nabagoba balina amaalo Tebamanyi na bikwatako Njagala gwe munakyalo Munakyalo Onambuze ekyalo Bali nabagoba balina amaalo Tebamanyi na bikwatako Oyaka nnyo I love you so Njagala kulabako, aah Oyaka nnyo I love you so Njagala kulabako, aah (okay) Ka face ko, ke kankuba My babe yeggwe eyabireeta Kateeteeyi ko ke wayambala Ku mbaga omutima waguleka gukubagana Njagala gwe munakyalo Munakyalo Onambuze ekyalo Bali nabagoba balina amaalo Tebamanyi na bikwatako Njagala gwe munakyalo Munakyalo Onambuze ekyalo Bali nabagoba balina amaalo Tebamanyi na bikwatako
Writer(s): Banina Chris Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out