Lyrics

Baby Obuzeewo, Baby Obuzeewo
Shena Skies, Omutujju
Baby Obuzeewo, Baby Obuzeewo
Grate Make Doctor Powers on the beat
(verse1)
Wotali omubiri gubuuza
Ani akupoteeza ayagala okunsuuza
Anti gwe bilungo ewange ka chai kabe nga omululuuza
Ebirowozo binzita tebinganya kulya
Tebinganya tuulo tebinzikiriza
Kyinyegenyamu baby, kyibuzemu empagi
Ooh l miss you my baby ntawa
Bwotangabilila ndya waa?
Nga tonatuuka olwa waa?
Njagala omanya eyo ova waa?
(chorus)
Kiki ekyiganye (baby obuzeewo baby obuzeewo)
Ate olutuse(baby abuzeewo baby abuzeewo)
Kiki ekyiganye (obuzeewo baby gwe wano abuzeewo)
Ate olutuse(baby abuzeewo baby abuzeewo)
(verse 2)
Ah ah mukwano wokubidde nga nange nkulowooza
Naye embeera yo obudde essimu tujiwumuza
Bwotakozesa mutwe wekanga tofisiza
Jini emirimu gya office gyinkozeza
Nekati nkyaliko ne boss akyaliko byambuza
Waliwo general meeting gyatuziza
Mbu container emombasa bazibuziza
Kakati ankaza kaza nti yenze ayasobeza
Mukwano ebye emirimu wandi nzikiriza
Bwenkomawo nga ndwade bye bindwaziza
Nkozesa mutwe okubala obwongo nembuzunza
Kanzile nemunda kati mbeko byenteleza
(chorus)
Kiki ekyiganye (baby obuzeewo baby obuzeewo)
Ate olutuse(baby abuzeewo baby abuzeewo)
Kiki ekyiganye (obuzeewo baby gwe wano abuzeewo)
Ate olutuse(baby abuzeewo baby abuzeewo)
(verse 3)
Waliwo ekitali kituufu
Otadde yekkow mu bimyufu
Baby your miles away
Baby l miss you here
Nadala mukiro nga obudde busilikilide
Mbasimanyi kidilide
Buli lwebunziba ko
Nemanya ekitangala yegwe
Ooh l miss you my baby ntawa
Bwotangabilila ndya waa?
Nga tonatuuka olwa waa?
Njagala omanya eyo ova waa?
(chorus)
Kiki ekyiganye (wandi nzikiriza
Bwenkomawo nga ndwade bye bindwaziza
Nkozesa mutwe okubala obwongo nembuzunza
Kanzile nemunda kati mbeko byenteleza)
Kiki ekyiganye (obuzeewo baby gwe wano abuzeewo)
Ate olutuse(baby abuzeewo baby abuzeewo)
(outro)
(Kiki ekyiganye)Ooh l miss you my baby ntawa
Nze ntawa
(Ate olutuse)Nga tonatuuka olwa waa?
Olwa waa?
Written by: Gravity Omutujju, Shena Skies
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...