Credits

PERFORMING ARTISTS
Henry Hagos
Henry Hagos
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Lwanga Henry
Lwanga Henry
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Brian Beats
Brian Beats
Producer

Lyrics

Shhee, I love you
Mama I want you
Mama I want you to know that I love you
And I want you to know I care.
Nzijukira byona, nsima byona, by’oze onkolera
Era njagala okimanye gwenjagala okusiga gwe simumanyiiyo
Yegwe wange, nze wuwo
Teli alikisangulawo, hhmm
Mama you’re so precious and irreplaceable
Okuva nga ndi muto, you’re the best from the rest mama.
God bless you mama, mama
Oli kilabo kyange mama, mama
God bless you mama, mama
Oli kilabo kyange mama, mama
Nkutunulira olusi amaziga neganyunguka
Olumu nkulowozako omutima neguntyemuka
Mazima oli muzila nnyo, nkwewunya nnyo
Nkugerageranye kwani akusinga yani maama
Nenyoola nga tewali ansunye, nenekaabya nga mpaawo kinumye
You are so tempted to my feelings
Wasigala nga otude when I’m sleeping
Sometimes I could go weeping wena ng’otidde
Laba bwenkuze eyali omuto.
Wansomesa omukwano, naye abantu tebagalika
Akwagala olina ky’omuwa, lwotamuwade olwo nageeya
Bayiiga okukolima ng’olina kyebatayina
Naye gwe nkuwa kenina , n’onsabila omukisa ne nfuna
Mama I want you to know that I love you
And I want you to know that……..
Written by: Lwanga Henry
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...