I successi di Aroma Music
Suggerimenti
Crediti
PERFORMING ARTISTS
Aroma Music
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Aroma Music
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Crouch
Producer
Testi
Aroma
Crouch
Love y'emeza obubakobakko
Enkute n'embugubugu enjaze ku lujjo
Enkute butaaba nga padlock
Endiko enkulukuta nga mazzi ku kko
Ondi ku lussebenju lw'enkona
Onkutte mu kawompo mu nsonda
Ku mutima onkalambala ssanja
Nga azaala luberye onjoyesa ga byenda
Eh! Nze gyira omale ekiwejowejjo
Kuba obusana ffe eno bwa kekwa obuyuba kendo
N'obudde buntamye! Oliwa?
Omugogofu ndibasa oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
Oliwa?
Omugogofu ndibasa, oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
Wandoka kalanami, wansona njuru
Oli mazzi ga nsuwa ng'akaloosa kagawoomya
Onjoyesa oluwombo lw'empafu
Love weeba manda ndera neme osiriira
Wameramera bukookowe
Ontudde ku jjoba, ombwatula ng'enje
Mu mutima wakukula nyenje
Oli muli mu musayi gwange mwewakajjala ompaga
Nze n'ebilooto bintamye! Oliwa?
Omugogofu ndibasa oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
Oliwa?
Omugogofu ndibasa, oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
This is reality
Mpulilamu insanity
Tonzija mu target
Ah wah me say
Ombalileko mu wallet
Tonzija mu bajeti
Ndi kyabugagga asset
Me ah say
Love y'emeza obubakobakko
Enkute n'embugubugu enjaze ku lujjo
Nze gyira omale ekiwejowejjo
Kuba obusana ffe eno bwa kekwa obuyuba kendo
N'obudde buntamye! Oliwa?
Omugogofu ndibasa oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
Oliwa?
Omugogofu ndibasa, oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
Oliwa?
Omugogofu ndibasa, oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
Oliwa?
Omugogofu ndibasa, oliwa?
Eki-love tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa?
Writer(s): Aroma Muzik
Lyrics powered by www.musixmatch.com