Video musicale

Video musicale

Crediti

PERFORMING ARTISTS
Brother Jason
Brother Jason
Performer
Jessy Mulungi
Jessy Mulungi
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Brother Jason
Brother Jason
Songwriter
Jessy Mulungi
Jessy Mulungi
Songwriter

Testi

Oli asobola embeera zonaa
Oooooooooh
Ngenda anzijaanjabe
Asobola okutaasa
Wadde embeera eno eruma
Ebizibu ebinuumba
Nze manyi abisobola
Nendwadde aziwonyaa
Ez'omubiri nomwooyo
Kabube obwaavu
Nze manyi abusobola
Sitye nabi nuumba
Bano abalabe
Nga balinga pharaoh nejje lye
Nze manyi abasobola
Chorus
Asobola Yesu asobola
Asobola nnyoo
Asobola Yesu asobola
Asobola
Katonda wabo abalina omubiri
Gwe akooye
Tewali kimulema asobola
Mugezeeko
Asobola Yesu asobola
Asobola Yesu asobola
Asobola
Katonda wabo abalina omubiri
Tewali kimulema asobola
VERSE
Aha Aha n'gomwaana omuto
Asobola okutwaala munyumba eyebeeyi
Kalina nojooga newerabira biri
Va ku palapase woono jjajja ichuli
Siimba wo akati nkulage byaakoze
Yeyayawula enyaanja
Jacob
Mumyaaka eminji nga tafuna yamuwa
Yazuukiza Lazaro gwe tokimanyi
Owekikulukuto yawona instantly
Ki ekigaanye gwe soma baibuli
Maama amaziga gokaabye
Mukama agawulidee
Answer yo aji paakinze
Omuguumba baguka yiimba gwe
Abalongo ogenda kubalera gwe
Ki ekigaanye naye
CHORUS
Asobola Yesu asobola
Asobolaaa
Asobola Yesu asobola
Oh noooooooo
Katonda wabo abalina omubiri
Tewali kimulema asobola
Asobola Yesu asobola
Asobola Yesu asobola
Katonda wabo abalina omubiri
Tewali kimulema asobola
BRIDGE
Asobola asobola asobola asobola
Asobola asobola asobola asobola
Asobola asobola asobola asobola
Asobola asobola asobola asobola
VERSE
Essanyu walissa wa myanyinaze
Kiki wekubagiza naye nze onemye
Omuntu eyali omusanyufu ate ogaye
Uhm uhm naye okyuuse nnyo
Ne byongambye nze binkaanze nnyo
Ogamba obikooye obikooye nnyo
Ebyobufuumbo nti bitawaanya oh
Omusajja yakusuulawo dda dda
N'abaana yabeganira dala
Eyo embeera joyitamu esobokaa
Waliwo katonda omulamu abikola
Nze yanzija mukyaalo
Yankubako enfuufu
Namponya okubuungeeta
Tondaba okunyirira
Oyitangayo nomulozaako
Yesu ono gwenkugambako
Talina yadde kyaasaba okujako okukirizamunda oyitangayo nomulozaako oyo yesu gwenkugambako
Talina yadde kyaasaba okujako okukirizamundaaa
CHORUS
Asobola Yesu asobola
Asobola nnyo
Asobola Yesu asobola
Asobola
Katonda wabo abalina omubiri
Gwe akooye
Tewali kimulema asobola
Mugezeeko
Asobola Yesu asobola
Asobola Yesu asobola
Asobola
Katonda wabo abalina omubiri
Tewali kimulema asobola
Gwasindika ekigaali nowa juakali ama oli kwalaali
Nemukama yagamba anaawa nga omukisa emirimu gyemikono jo
Gwe taata anoonya fees naawe agenda mulugeendo
Zabuli 121 njikuweereza
Ye ani yali alabye omutukirivu wamukama nga alekedwaawo
Gwe ka coronavirus fire
Written by: Brother Jason, Jessy Mulungi
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...