가사

Artin Ebango waliwanika (rickman) Waliwanika Maama Ebango baliwanika Ba ba baliwanika Nkugambye baliwanika Abana mwana baliwanika Eehh nze nakkiriza baliwanika Ebango abana twaliwanika Ee okimanyi anti twaliwanika Nze nakiriza twaliwanika Eh eh ebango baliwanika Banyivu ate tebambala nicker Tebanyega nebwogasinika Amagugulu go baagagalika Tebatemya anti gabakanuka Bano tobawona Tebakutya nebwoba kabona Nobusentebwo nabwo babunona Bo nekidongo batta mukago Bakulaba nono ba semitego Baliwanika basiiba my FACO Kati nze Ricky ndaba balebe Maama ebango baliwanika Ba ba baliwanika Eh eh nkugambye baliwanika Abaana mwana baliwanika Eeh nze nakiriza baliwanika Ebango abana twaliwanika Okimanyi nti twaliwanika Nze nakiriza twaliwanika Babera buziga Ziga bazivuga buki bamufuna ate ne welo bamukuba ohh noo Ne zolina bazinona Bakukaliza nofuka mukalu Ono ye maculate ne nabukalu Baja bezina kino ekidigida Mbu ekidigida ekidigida ekidigida ekikwata Ku nabukalu Ekidigiaah ekidigihmm ekidigida ekikwata Ku nabukaaha Ekidigiaah ekidigihmm ekidigida ekikwata Ku nabukaluuu Baliwanika Ba ba baliwanika Eh eh Nkugambye baliwanika Abaana mwana baliwanika Ehh nze nakiriza baliwanika Ebango abaana twaliwanika Eeh okimanyi nti twaliwanika Nze nakiriza twaliwanika Nebwonjasa kati siyatika Nobwomenya kati simenyeka Nebwonsesa kati sisinika Nze diick nywera kukabinika Maama seloctor yakikuba Selector yakikuba Nebwozina kati sisituka Nzanya kyenda kati sikutuka Bwebampita kati siyitika Nobwonjasa kati siyatika Nebwomenya kati simenyeka Nebwonsesa kati sisinika Gundi nywera kukabinika Mwana wamama gwe wakikuba Maama ebango baliwanika Ba ba baliwanika Ehh eh nkugambye baliwanika Nze nakiriza baliwanika Ebango abana twaliwanika Okimanyi nti twaliwanika Nze nakiriza twaliwanika Ba ric micky baliwanika Abasomi kyo mwaliwanika Basummer January yabalemesa December lwe musobola Bafububirana yaliwanika Med five naliwanika Brenda yaliwanika Mabirizi naligaziya
Writer(s): Ddungu Derrick Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out