album cover
Leticia
2,021
Afro-Beat
Leticia was released on April 17, 2024 by 6891861 Records DK as a part of the album Mukaziwo
album cover
Release DateApril 17, 2024
Label6891861 Records DK
LanguageEnglish
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy
BPM96

Credits

PERFORMING ARTISTS
Elly Wamala
Elly Wamala
Lyricon
Ronald Mayinja
Ronald Mayinja
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Elly Wamala
Elly Wamala
Songwriter
Ronald Mayinja
Ronald Mayinja
Songwriter

Lyrics

kankube a masimu gakyayokya
ekya Leticia ajja nkunkyalira
kwenkundaba nga mpalabanaanti
nga kugula byasava
eeh kano koolaba mwenyamwena
sanyu lyasuubi lya mugenyi
tasibola nkunjuuwa kikafuuwe
tabimanyi ebyo ebikiyaaye
bwalagana okujja ddala
aba agenda kujja bwaba takiyiinze
akugaamba oba offa n'otera ofiilawo
ekyo kyekinkulungutanya omyoyo
neguntawaanya olwokuba omuuntu
gwesubira okujja okundaba
mwana wabantu mwana wabwobwe
okunjagala aninyisa ddala
era okujja okundaba mbera nga
awaangude akalulu
nguzze ebinyebwa no butiko
kyemanyi Leticia ajja kubyagala
enkoko biwanyama tabyagala atera kwagala birara
kyenvudde muyiyizza akatiko
akatiko nga kabaala
nandyagadde Bambi muyiyizze kyanalya neyenuguuna wadde
ngawakusiiba okusula yeremwe
ooh, kyokka wenkanga ng'womeddwa nyo no nabuyuwa
ekyo kyekinkulungutanya omyoyo
neguntawaanya olwokuba omuuntu
gwesubira okujja okundaba
mwana wabantu mwana wabwobwe
okunjagala aninyisa ddala
era okujja okundaba mbera nga
awaangude akalulu
bwenakyalako ewuwe e'Mengo
yanzisa maama musa mwesiibanga
gwekale omuuntu atamulagaanya
nageenda anegyagira
yasooka mere nenjijiina bwamala
emeeza neddugala
kwaliko walagi nemutya bwendi mwami
mwangu kuwuunga nenesabyasabya
kasooda nga so mutiimba bbula ndi
mukuunywi muddaanga
ekyo kyekinkulungutanya omyoyo
neguntawaanya olwokuba omuuntu
gwesubira okujja okundaba
mwana wabantu mwana wabwobwe
okunjagala aninyisa ddala
era okujja okundaba mbera nga
awaangude akalulu
ayiina ekibi tanywa mweenge
wabula ensoonga y'etegerekeka
bweyanywangako nganabulantala
ayagala kulwana nabantu
olwo omuntu eyamwagalaanga
yatandika kumwewalaanga naweebwa amagezzi abamulumirwa nasiba enyama neyevaamu
wadde nga okuwooma onweenge gumuwomera kyokka nasalawo
bawukane sikabuwoomi.
ekyo kyekinkulungutanya omyoyo
neguntawaanya olwokuba omuuntu
gwesubira okujja okundaba
mwana wabantu mwana wabwobwe
okunjagala aninyisa ddala
era okujja okundaba mbera nga
awaangude akalulu
ekyo kyekinkulungutanya omyoyo
neguntawaanya olwokuba omuuntu
gwesubira okujja okundaba
mwana wabantu mwana wabwobwe
okunjagala aninyisa ddala
era okujja okundaba mbera nga
awaangude akalulu
Written by: Elly Wamala
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...