Credits

PERFORMING ARTISTS
Bebe Cool
Bebe Cool
Lead Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Bebe Cool
Bebe Cool
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Gagamel International
Gagamel International
Producer

Lyrics

Wuliriza kano leero kendeese, kalimu omuziki okyimanyi okukafuna
Ate nga kakambwe nyo, ela nga kasonsola mu style, size ebakuba
Nsazewo kulumba kub'abebigambo tebalina kakwate ku byenabula
Abantabula silina budde bwabwe mbasalako kijaasi tebambabira
Ku luno ndi muka gwe siba fako lyo, kyebiligwera nga muwekeera
Mukama bwakuwa n'enume ezaala...
Kaneyagale!
Ndiisa buti sipapa,
Gw'obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba,
Eno gyetulimu film buli kibanda afa
Ndiisa buti sipapa,
Gw'obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba,
Eno gyetulimu film buli kibanda afa
Biseera bili yali ntandikwa nga buli kyenkola siduma nkimanyi
Okuba nga nzitoye nyo simusango Katonda bwatyo bweyangerera
Abaganda bagamba akwat'empola tomusinga lugendo eky'okimanyi
Abalekaana laba bwebaselera
Abalina ku magezi olwo netugaziwa
Big size embi zetuparkinga...
Amaaso negabakanuka
Babaza twambala nga balingiriza...
Omuraasi takyasoboka!
Ndiisa buti sipapa,
Gw'obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba,
Eno gyetulimu film buli kibanda afa
Ndiisa buti sipapa
gw'obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba,
Eno gyetulimu film buli kibanda afa
Ham... ham... ham... ham... ham... ham...
Ham... ham... ham... ham... ham... ham...
Bugum, tomutya!
Film yino kuntandikwa,
Bebe Cool muzanyi muka
Gwe nebwoba kibanda otya
Season esembayo wekoma nsalawo
Film yino kuntandikwa,
Bebe Cool muzanyi muka
Gwe nebwoba kibanda otya
Season esembayo wekoma nsalawo
Biseera bili yali ntandikwa nga buli kyenkola siduma nkimanyi
Okuba nga nzitoye nyo simusango Katonda bwatyo bweyangerera
Abaganda bagamba akwat'empola tomusinga lugendo eky'okimanyi
Abalekaana laba bwebaselera
Abalina ku magezi olwo netugaziwa
Big size embi zetuparkinga...
Amaaso negabakanuka
Babaza twambala nga balingiriza...
Omuraasi takyasoboka!
Ndiisa buti sipapa,
Gw'obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba,
Eno gyetulimu film buli kibanda afa
Ndiisa buti sipapa,
Gw'obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba,
Eno gyetulimu film buli kibanda afa
Bugum! Gagamel Entertainment Crew
A Renix Production bad man crew
Power Records, Straight Andrew
Big up to all my fans and friends
I am a better man
Never mind never mind
Hahahahaha
Yeah man yeah man
Hahahahahaha
Written by: Bebe Cool, Moses Bebe Cool Ssali
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...