album cover

Midomo Midomo

786World2022
album cover
Midomo Midomo was released on March 19, 2022 by Redzone as a part of the album Midomo Midomo - Single
ReleasedMarch 19, 2022
LabelRedzone
LanguageEnglish
BPM
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy

Lyrics

Baur
Ba mimwa gyabwe! (Artin on the beat)
Mwoto Sound (Sama Soja)
Ba mimwa gyabwe
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Waliwo omuvubuka banange gwemanyi
Simanyi oba annaba atya!
Oyogera bingi nyo wama, dala otulemye ku kyaalo
Waliwo luno olugambo olwokya lwoleta
Lwe luzunza fe ku kyaalo kale
Oh nga tulabye maama
Tunakola tutya okulwewala!
Ba midomo midomo mulimba
Mwogera bino myabo ne mwogera biri
Oh nga tulabye maama
Tunakola tutya okubewala! (Apana)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Nagenda ko n'ewa Sheila, olugambo lumuluma naye lumuyisa bubi
Oh ng'olabye maama, okulinya kwe nyonyi okwo kwekubabonyabonya! (Apana)
Zino ennyonyi gwe mwosiba, ze zibazunza emitwe gyabwe
Nafunye doctor wama nyabo, anatumalira ebizibu byabwe
Ba midomo midomo mulimba
Mwogera bino myabo ne mwogera biri
Oh nga tulabye maama
Tunakola tutya okubewala! (Apana)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Ba midomo midomo babera bajikuba (ba mimwa gyabwe)
Baur
Wololo lo, nze lumpisa bubi abange (ba mimwa gyabwe)
Olugambo lunkola bubi nze lumpisa abange (ba mimwa gyabwe)
Walala la, nze lumpisa bubi abatu (ba mimwa gyabwe)
Olugambo lunkola bubi nze lumpisa bubi abatu (ba mimwa gyabwe)
Olugambo lunkola nze lumpisa bubi (apana)
Olugambo lumpisa bubi nze lunkola bubi (iye maama)
Olugambo lunkola nze lumpisa bubi (apana)
Olugambo lumpisa bubi nze lunkola bubi (iye Oscar)
Singa nali President nandi luwezze (maama)
Olugambo lunkola nze lumpisa bubi (apana)
Mwatu ondabiranga, ondabiranga, ondabiranga
Mwatu ondabiranga, bambi ondabiranga!
Mwatu ondabiranga abakulu abewafe
Mwatu ondabiranga abakulu abeyo
Ondabiranga abakulu abewafe
Uh! Ondabiranga abakulu abeyo (ng'otuse)
Is it a global panic when I write a lotta lyrics
So jhu rest upon mi take yo
Sink like Titanic yo
Wonder boy so marvelous
Wicked and continuous
Red Zone government ah do de ting so marvelous
Ne bwolaba nkoze nzigwawo lwa bigambo (ba mimwa gyabwe)
Omusajja eyali ageze bamalawo na bigambo (ba mimwa gyabwe)
Bogera lulalu, ne befula abantu balamu (ba mimwa gyabwe)
Ani yabakola, ani yabatuma, ani yakikola? (ba mimwa gyabwe)
Ani yabakola, ani yabatuma, ani yakikola?
He-he, olugambo!
Written by: Ganda Boys

Shazam Footer

Select language:
Google Play Store
Apple App Store
Chrome Web Store
Galaxy Store

Follow Us

Loading...