Credits
PERFORMING ARTISTS
Vannie K
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Kayanja Joseph Walumwanyi
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Brian Beats
Producer
Lyrics
Reason
Clinix on the beat
You’re my reason
Brian Beats
Reason
Mbileese
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Kati njagala okimanye nti wabinkola
Ela njagala okimanye nze gwe eyabinkola
Akafo ke nali ninawo gwe ewakajuza
Na abaali bandedeza nabasangula
Oyo yenze
Sigatika love mulumbe
Nze wendi
Bwo oyoya omukwano tumya nze
Wendi
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Nze ndi mukwano gwo manyi ontegela
Ne kyo oliba wetaaze nina okileeta
Baibe
Nina love nze gwo olaba
Ate care ze nsolo ze nsuza
Walyoka no ofuna
Nfuumba ebikaawa ne mbiwomesa
Ovekunze ogende na ani
I love you my sweetheart
I wanna be your body guard
Baibeee
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Sk entertainment
Oli muntu wange tufitinga
My love gwe eya ndetinga
Mu byo omukwano wa nkochinga
Sweet bea siku dawutinga
Jira nkuweke ku mugongo
Yegwe alina bino ebilungo
Abalala bafule ba kisembo
Ngenda ku teeka mu bulango baby…
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Byo oyagala mbileese
Mbileese
Omukwano nguleese
Kati nawe guleete
Ovekunze ogende na ani
I love you my sweetheart
I wanna be your body guard
Baibeee
Written by: Kayanja Joseph Walumwanyi