Credits
PERFORMING ARTISTS
Hatim and Dokey
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Nkwanga Geoffrey
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Paki
Producer
Lyrics
Well I am the hustler of the year
(Happy African laughter)
Mumpe ku birabo
Hustler W’omwaka
Hustler W’omwaka
Mumpe ku birabo
Hustler W’omwaka
Happy African
Inna Paki sound
Ahhh
Mazima lw’olikimanya kyonna kyoli
Manyi bingi birikyuka
Bw’ositula ebigere byo noova gyoli
Olimanya bwebasomoka omugga
Anti eby’okuzimba omusingi bikusumbuwa
Nga n’obudde bubiteekamu emisinde okwanguwa
Alina n’atalina eriyo mukama kyatuwa
Nsobi tuzitomera obudde butununula
Mbasabira kitangaala
Naddala nnyabula omukadde eyanzaala
Manyiddwa ndi mukyakaze sikyebwala
Mazima siribalwa mu bataabaala
Bw’oba nga ofunye ekyokunywa
Wanika mu bbanga
Bambi bangi bazirese nyingi mu bank
Ani awakana nti omuliro gwenkuma ssanja
Oyo eyawulira enjovu eyalemwa amasanga
Ensi erimu obuwoowo
Mmwe abeekuba obuwoowo
Mumanye ku bimuli mwebakola obuwoowo
Mumpe ku birabo
Hustler W’omwaka
Hustler W’omwaka
Kubanga Mazima obulamu kirabo
Hustler W’omwaka
Hustler W’omwaka
Essaala y’omwaka
Mumpe ku birabo
Hustler W’omwaka
Hustler W’omwaka
Tukulike omwaka
Abangi bambadde engule za bbumba
Kyokka mbamenya kitono omuyiggo gwa buuma
Bulamu bututaddeko omukono gwa chuma
Mu kooti nga banaakuta omuyiggo gwa buuma
Bigambo bigambo byogerwa tebinkutudde magumba
Ku lw’obuyinza bwa katonda nyabula nkumba
Mwana ggwe ekyuma tokigezanga ku bbumba
Ani alina emmotoka ye nga yingini bbumba
Bw’oba nga ofunye ekyokunywa
Wanika mu bbanga
Bambi bangi bazirese nyingi mu bank
Ani awakana nti omuliro gwenkuma ssanja
Oyo eyawulira enjovu eyalemwa amasanga
Totya kugwa
Bweba nga engule ya kyuma
Nga Mwana wa nnyabo si ya bbumba
Temenyeka
Engule wakiri okkyama
Naye oli mwana wa muweesi tofa noma
Baliroga
Nga oyambaziddwa ebitiibwa eyali omunafu Kirimanyi gweyanyoma
Sitya kugwa
Kubanga eyange ya chuma
Mwana wa nnyabo si ya bbumba
Totya kugwa
Bweba nga engule ya kyuma
Nga Mwana wa nnyabo si ya bbumba
Temenyeka
Engule wakiri okkyama
Naye oli mwana wa muweesi tofa noma
Baliroga
Nga oyambaziddwa ebitiibwa eyali omunafu Kirimanyi gweyanyoma
Sitya kugwa
Kubanga eyange ya chuma
Mwana wa nnyabo si ya bbumba
Bw’oba nga ofunye ekyokulya wanika mu bbanga
Bambi bangi bazirese nyingi mu bank
Ani awakana nti omuliro gwenkuma ssanja
Oyo eyawulira enjovu eyalemwa amasanga
Ensi erimu obuwoowo
Mmwe abeekuba obuwoowo
Mumanye ku bimuli mwebakola obuwoowo
Mumpe ku birabo
Hustler W’omwaka
Hustler W’omwaka
Kubanga Mazima obulamu kirabo
Hustler W’omwaka
Hustler W’omwaka
Essaala y’omwaka
Mumpe ku birabo
Hustler W’omwaka
Hustler W’omwaka
Tukulike omwaka
Abangi bambadde engule za bbumba
Kyokka mbamenya kitono omuyiggo gwa buuma
Bulamu bututaddeko omukono gwa chuma
Mu kooti nga banaakuta akakalu ka buuma
Bigambo bigambo byogerwa tebinkutudde magumba
Ku lw’obuyinza bwa katonda nyabula nkumba
Mwana ggwe ekyuma tokigezanga ku bbumba
Ani alina emmotoka ye nga yingini bbumba
Totya kugwa
Bweba nga engule ya kyuma
Nga Mwana wa nnyabo si ya bbumba
Temenyeka
Engule mpozzi okukyama
Naye oli mwana wa muweesi tofa noma
Baliroga
Nga oyambaziddwa ebitiibwa eyali omunafu Kirimanyi gweyanyoma
Sitya kugwa
Kubanga eyange ya chuma
Mwana wa nnyabo si ya bbumba
Ensi erimu obuwoowo
Mmwe abeekuba obuwoowo
Mumanye ku bimuli mwebakola obuwoowo
Ffe miti gyebimuli mwebakola obuwoowo
Abasinga tufuba kukazana tubeewo
Abangi bambadde engule za bbumba
Kyokka mbamenya kitono omuyiggo gwa buuma
Bulamu bututaddeko omukono gwa chuma
Mu kooti nga banaakuta akakalu ka buuma
Written by: Nkwanga Geoffrey

