Lyrics

Jemo ntuuse kabaka wenguliko Kano kaffe abagendako mu disco Feffebussi wo nange njitudeko Artin pro yesaawa tubasaleko Kazanyo nkalina nina amajja nina, nakikute Sembela mwana ompe kubyolina, nakikute Nyumilwa engeli gyokakanya akabina Kibalika skirt yo otademu ttena Yogela kyoyagala say your budget, eeeh Majja nina baby gajuza wallet, wooo Bend over dance kwata wakati Sabula baby olina asset Kabina kanene laba hips Wabula baby onkude chips Zo nziguze nzilaba mu skirt Wokyuse laba ne artin akyuuse Muliro ngukumye koye kaguseese Nze kabaka tewali byakuteesa Kazanyo nkalina mafia tofeesa Gwe! mukano azanyo nze mpita professor Kazanyo nkalina nina amajja nina nakikute Sembela mwana mpa kubyolina nakikute Nyumilwa engeli gyokakanya akabinaa Kilabika skirt yo otaddemu ttena Kazanyo nkalina nina amajja nina nakikute Sembela mwana mpa kubyolina nakikute Nyumilwa engeli gyokakanya akabinaa Kilabika skirt yo otaddemu ttena Nakikute ki rap flag Nkiwanise laba kyewuuba mubanga Naleese ne jemo no alina ku swag Katubamizise rap nga amila drug Nafunye ki baby nafunye ki bubu Kizina shoki kizina soco Kili international wano kili local Nakikute bi dem wano binsaba photo Nakikute nenkimalaayo Abangoba no bandana mbulila yoo Abaali bewaga no tebalidayooo Nze aliko baby sili kulekaayo Okikola otya baby girl, otya Kubanga bwozina ompa morale Laba w'engenda nonkomyaawo, true Kabe wa kika nze tanzijayo, all eyes on you M'ubude bwekiro sibangako mu bulili Endongo ebanyinga nfuna amaja mu chikili Bi baby binyilila laba kino amagulu Chikilako zino malaika z'omugulu Nfunye ki baby kitunuza mapenzi Njagala kitwala mu kaboozi Bellaire njiguze gattako moet Nsobole okunyimisa ekiboozi Tuli mu kazanyo ntaddeko omujoozi Tubadde mu narrow kati antadde mu shallow Baby ani yakusomesa bu style Kamatila jemo tekagaala biboozi
Writer(s): Vip Jemo Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out