Texty

Eno beats Karma juice karma sukaali Owooma nyo sweet like honey, baibe Abalala nabasoose Nga ndaba ye nze akufitinga N'ejjo nakuloose Olwaleero nina okutouchinga Okuva lwe nakumeetinga Mu misuwa wacharginga Tondeka nze ntya okuluzinga Mwana gwe njoya kukisinga Wankonakoona (Eeh.) Gwe yanzigya emabega (Aaloo.) Wampunzawunza (Eeh.) Wali ombobya omutwe (Aaloo.) Nebwolikola otya nsigala nkwekutte Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze Wanfula kabejja Mazzi mu mugga N'empewo mpulira ejja Kyova olaba nekerebejja Oli mulungi baaba gw'oliranye omufaananya atanaaba Ngenda kugambako ne baaba Kuba ombuza otulo nga kaawa Olina engeri gy'onyonyogera nga ate ssi namikono gyo Nalulungi gwe wali ng'olaba ye nze Sheebah mukwano gwo Wankonakoona (Eeh.) Gwe yanzigya emabega (Aaloo.) Wampunzawunza (Eeh.) Wali ombobya omutwe (Aaloo.) Nebwolikola otya nsigala nkwekutte Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze Wafuuka kamere kange nkufumbye tojja Tojja, aha Wafuuka kirwadde nkulwadde totta, eh Nze ondi munda munsawo Onkolokotera mu vessel Akukwatako nfunya knuckle Olina amanyi g'ekisawo, eh From uptown to downtown Am a take you to my live zone Yo inside me yo my bones Bwekaba kasimu boy yo my ringtone Wankonakoona (Eeh.) Gwe yanzigya emabega (Aaloo.) Wampunzawunza (Eeh.) Wali ombobya omutwe (Aaloo.) Nebwolikola otya nsigala nkwekutte Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze Wankonakoona (Eeh.) Gwe yanzigya emabega (Aaloo.) Wampunzawunza (Eeh.) Wali ombobya omutwe (Aaloo.) Nebwolikola otya nsigala nkwekutte Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out