Texty

Mwaagala nnyoooo Omwaana ono kwenfiira Naabamunvumira mumuleke Obulamu bwaange kwebutaambulira Mutima gwannge kwegukubiraa Birowoozo byannge biri kwooyoo Tewali noomu alimunkyaaya Kubaanga nalonda nze nemmala Bamugamba nti wa kajanja Ebeeyisizaako tabafaako Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya Kwooyo kwenfiira Waataba nze sirya sinywa Niinda liindako nadda Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta Embuyaga zijje, zitufuuwe nga ndi no'owannge Ye musawo avumula endwadde zinnuma Buli kimu ye doctor gwenddaba Kyenva mpaana ne'mbiita okumulesa Abawala abangi abamulya'obwoongo Nga buli gyaabe'eyo teyeerabira Nti eka'enno owuwe gyendi Bamugamba nti wa kajanja Ebeeyisizaako tabafaako Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya Kwooyo kwenfiira Waataba nze sirya sinywa Niinda liindako nadda Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta Njagala omanye nti naange Bwoobula ssiba na mirembe Abanjogerera ggwe baleke Nze nasalawo kutwaala ggwe Nkusaba tukuumaganeee Webisobyenga tukkanyee Nago'omukwaano ngo'ogumatiza Munsekozo mweenfuna'amaanyi Embuyaga zijje, zitufuuwe nga ndi no'owannge Ye musawo avumula endwadde zinnuma Buli kimu ye doctor gwenddaba Kyenva mpaana ne'mbiita okumulesa Abawala abangi abamulya'obwoongo Nga buli gyaabe'eyo teyeerabira Nti eka'enno owuwe gyendi Bamugamba nti wa kajanja Ebeeyisizaako tabafaako Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya Kwooyo kwenfiira Waataba nze sirya sinywa Niinda liindako nadda Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta Bamugamba nti wa kajanja Ebeeyisizaako tabafaako Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya Kwooyo kwenfiira Waataba nze sirya sinywa Niinda liindako nadda Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta Bamugamba nti wa kajanja Ebeeyisizaako tabafaako Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya Kwooyo kwenfiira Waataba nze sirya sinywa Niinda liindako nadda Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta Kaansabe'omutoonzi atuwanirire Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Writer(s): Mariam Ndagire Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out