Texty

Emikono juu Omutujju munju Mbalisa akatogo k'omuccere n'obutwa my patwa Okay Akavimbo kange nawe Tolin'amanyi, tofunya bikonde yeah Nze nkera mu jab jab Bagamba ndi so sharp (yeah) Yeah yeah If you go so, I go so And if you say so, I'll say so o-o-oh Mimo will flow This is how we go The return of the ghost, gw'asika kasita olata teri ku lata Owakabi ndi mu kitundu bantidde Na dala abakadde, bano abatudde Ama-rap ngasude Nteredde ntende nti mu luga Kitufu, luga mu musula ng'omubufu Mbali ku guard nga bulletproof Mbakwata offside DJ azanyawo nga ref- Mu kano akazanyo mumpite hajji nasif Gravity Omutujju alongside mister DJ Mementuka oluganda mu ludikya nga agaya enkejje Mu club, bu-sexy mbutunuza ng'amabujje Omuziki gunsobede nange kangende ngubojje Wama vimba (vimba vimba vimba) Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba) Wama vimba (vimba vimba vimba) Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba) Gravity Omutujju ne bwentambula nga ndi bwerere Kasita kyali wange ompa ebakuli y'omuccere Awali omuccere nzungawo nga byenda bya nsekere Jjukira Sizza gweyalya ku mbaga ya Straka e Namboole Nze kipirawo nkimalawo, ne bwompa lorry Omuccere gutambula nga onywerako mwenge bigere Okunsera omuccere, ekyo okola kyabwerere Ka nkuvume silly lwaki emmere ompa ya nursery Mpereza ejjiko yange eyo gyebakola surgery Ekiccere nkiryewo nga badogo ba primary Ngude ku accident y'omuccere nfunye injury Mufumbiro speed eddagala baliretedde mu mpale Wama vimba (vimba vimba vimba) Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba) Wama vimba (vimba vimba vimba) Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba) Uganda Police, defence force
Writer(s): Martin Muhumuza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out