Songtexte

Mukama Katonda ggw'ofuga Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Mukama Katonda ggw'ofuga, aah Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Oh ooh, Mukama Katonda wange Omusumba atambuza obulamu bwange Era akakanya empologoma ng'ekaayidde engabi ku ttale Gw'amanyi amagenda gange Omusaale m'majja gange Na bino nabikukwasa, nsaba taata onnyambe Gw'aleeta amaanyi Abalabe bange ne bavunnama wendi Mpa amanyi, nwanyise abakaafi Bonna amaaso bankanulidde, eh N'abamu nga bantaagudde Ky'ova olaba bino mbikuwadde Ggw'olaba, ggw'ofuga Mukama Katonda ggw'ofuga (oh oh) Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Mukama Katonda ggw'ofuga ah ah Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Mu by'ensi sigitya Mukama Ne bwemba sifunye mapipa Ntambulira ku gwe wekka, Mukama Katonda Mu mutima mundimu maziga Olumu mpaala tondeka kubula ah ah Ndi awo simanyi gyendaga Nzibula amaaso, oh Bantu bannafe beeyisa bubi dunia kali Gw'owoze akuwenja na biso or gun Ngenda mpalabana n'ensi egaanyi, oh oh (eh) Mukama taata (taata) Omukono leeta (leeta) Omuyaga bwe gujja (bwe gujja) Mpone okuyuuga (mpone okuyuuga) Nsabye nkusumbuwe Buli kimu ekyange onkuumire, ooh-ooh Mukama Katonda ggw'ofuga Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Mukama Katonda ggw'ofuga ah ah Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba (Sound Cover Records) Newaddeyo mu mikono gyo Mukama Katonda Gw'omanyi musumba wange Ka ndeke nze ebinemeredde Buli bulabe buntambadde Ne benayamba banfuukidde Nze nfuuse emboozi zaabwe Ddala era, nga bwewagamba asaba awebwa ne wombesse Nsaba busabi Mukama tontanga no, kugwa Gw'olimu emirembe gyange Y'ani, tewali mulala amanyi ebyange! Nditula ku mugongo gwa ggoonya taata ng'oli nange Engo zirifuuka mikwano gyange Amagunju galikuuma obukoko bwange Abalabe balinviira mu matwale gange Ng'oli nange, Mukama Mukama, bwoba nange Ebyange byonna Mukama Katonda ggw'ofuga (oh-oh oh) Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Mukama Katonda ggw'ofuga ah ah Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Mukama Katonda ggw'ofuga Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba Mukama Katonda ggw'ofuga ahah Ggw'olaba, ggw'ofuga Buli kimu ekyange kati yeggwe alaba Ggw'ofuga, ggw'olaba (Ggw'olaba, ggw'ofuga) (Ggw'ofuga, ggw'olaba)
Writer(s): David Lutalo Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out