Songtexte

Love love love Oh oh oh In my life Gw'olinga amasannyalaze Era mu bwongo ne mu musaayi Nkozesa by'oyagala Yadde bangi Abakugamba ebigambo eyo gy'oyita Nga bali na mu love yaffe bageya Bagambe nze ewuwo nze Alpha era Omega, hmmm Ondi munda mu heart Era ne ku ngulu ku face Orollinga inside emirundi gye nkuyita love Ssibala na kubala Munda mu heart Era ne ku ngulu ku face Orollinga inside emirundi gye nkuyita love (Love, love, love) Ddembe ddembe ddembe (give me love, aah) Hmmm, gw'oli international (mutima gukuba tegukuba) Love, ddembe ddembe ddembe (give me love, aah) Hmmm, gw'oli international (mutima gukuba tegukuba) Spot Music Hmmm, gwe manya ndi mujaasi wo malayika Ndi wa kukugoberera ppaka ku Bayita Ebigaanye nsaba yenze gw'oba oyita Nsula kumpi awo ne w'oyita Ondi munda mu heart Era ne ku ngulu ku face Orollinga inside emirundi gye nkuyita love Ssibala na kubala Munda mu heart Era ne ku ngulu ku face Orollinga inside emirundi gye nkuyita love, eh Ddembe ddembe ddembe (give me love, aah) Hmmm, gw'oli international (mutima gukuba tegukuba) Love, ddembe ddembe ddembe (give me love, aah) Hmmm, gw'oli international (mutima gukuba tegukuba) Kambeere oyo agolokoka mu kiro Alikubikka buli lw'olibulwa otulo Njagala gwe weesige nze Neesige gwe Bed ne pillow Ndikuloopera buli aligezaako okututaagalula Balala balina emitima gya kiyeekera mbatya Tebamanyi na ku lovinga Ondi munda mu heart Era ne ku ngulu ku face Orollinga inside, inside Yeeah
Writer(s): Ntege Dalton Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out