Στίχοι

Eeh eh eh Mazima lwaki onkaabya? Ng'ate okimanyi Love yo enkyamula embunaabuna Lydia Jazmine, ah Artin on the Beat I may not deserve you Naye nga I need you My love for you Nnyingi nnyo ate nga it's real I may not deserve you Naye nga I need you My love for you Nnyingi nnyo ate nga it's real Kubanga ndoota ompita (My lover) Eeh eh ojja kunzita (My lover) By'onjagala nze ojja kunzita (My lover) My lover Baby ojja kunzita (My lover) Kubanga ndoota ompita (My lover) Nga ondi wano mukwano ndoota ompita (My lover) Eeh ojja kunzita eh You have this body I've never seen before When you come so close I'll never let you go It's you I saw from a distance Ne ngezaako okuwa, assistance Baby nze wandaga resistance Nga nze nkanya persistence Njagala nkuwe maintenance Naye era ondaga nti oli reckless Baby nze nkusaba ne licence Naye era ondaga nti oli hesitant Nkumissinga nnyo nnyo Baby let me know Oba mu nva nteekemu omunnyo Nze njagala mbeere munno nnyo Kubanga ndoota ompita (My lover) Eeh eh ojja kunzita (My lover) By'onjagala nze ojja kunzita (My lover) My lover Baby ojja kunzita (My lover) Kubanga ndoota ompita (My lover) Nga ondi wano mukwano ndoota ompita (My lover) Eeh ojja kunzita eh Eeh eh eh Byonna nfuba baby nkuwe Baako ky'oyoya nkuwe Bwenkusobya honey ndiwe Kuba empungu terya bire Tubeere realistic Wakuza entunula fantastic Toli materialistic Your love is so artistic Bino bye nkaaba Ne nsinda olutata ah Mutima ne ŋŋuma Nga ninze okulaba ah Baby nkumissinga nnyo nnyo Baby let me know Oba mu nva nteekemu omunnyo Nze njagala mbeere munno nnyo Kubanga ndoota ompita (My lover) Eeh eh ojja kunzita (My lover) By'onjagala nze ojja kunzita (My lover) My lover Baby ojja kunzita (My lover) Kubanga ndoota ompita (My lover) Nga ondi wano mukwano ndoota ompita (My lover) Eeh ojja kunzita eh I'll give you all I have Baby you're my better half I'm so in love with you So in love with you I'm so in love with you So in love with you Babe I love you I need you
Writer(s): Lydia Nassuna Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out