Music Video
Music Video
Credits
PERFORMING ARTISTS
Ziza Bafana
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Richard Bafana Kasendwa
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Gidudu Foundation
Producer
afrikanbreed1
Graphic Design
Lyrics
Mbu EMWANYI ya museveni okiwulide weyz nguddo za museveni ebizimbe bya museveni music Yoo magic town bafana zai copyright ela museveni.
ABALIWO baliwo nabadako balina bebalilabilako bo bwentunula jenva nebyetulimu okwo ne jendaga bameka abayawudemu neba legend batulabisa okuviladala eli mu kutalika byanjijukila luli nze bwenatandika byali bizibu nyo okukamala tubade nabantu nebatufisa ne mikwano jaffe nejituvamu nebetwalonda nabatuvako nabalonzi kati naffe twavako.
KATI KIKI mubadeki abayimbi be Uganda muli kuki mubadeki ye mubalaki garment ye Uganda etuyambaki.
KATI KIKI mubadeki bana Uganda muli kuki mubadeki ye mubalaki garment ye Uganda etuyambaki.
jukila mukutalika twali tumanyi okuyimba kwabasomesa naye ate wobawulila webuza badawa abali abasomesa njijukila jenakulila ebigambo binji boi byenawulila naye ate bino byendaba byawukanila dala ku byenawulila. KATI KIKI
KATI KIKI mubadeki abayimbi be Uganda muli kuki mubadeki ye mubalaki garment ye Uganda etuyambaki.
KATI KIKI mubadeki bana Uganda muli kuki mubadeki ye mubalaki garment ye Uganda etuyambaki.
Mbu amafuta ga museveni nguddo ebye njanja bya museveni ebizimbe bya museveni music copyright ye museveni Seveni.
KATI KIKI mubadeki abayimbi be Uganda muli kuki mubadeki ye mubalaki garment ye Uganda etuyambaki.
KATI KIKI mubadeki bana Uganda muli kuki mubadeki ye mubalaki garment ye Uganda etuyambaki.
Abayimbi abalya omusimbi mubala kaki bebagabila emotoka ye muli kuki oboyinza bwe bunokyuka munayogelaki babawade ebitibwa naye muli bubi.
Mbu Emwanyi ya museveni nguddo za museveni ebizimbe bya museveni music copyright ya museveni.
Mbu Emwanyi ya museveni nguddo za museveni ebizimbe bya museveni music copyright mbu ya museveni.
Amasomelo amalyalilo nenyonyi mbu nebyenyanja byona bibye abasajja bano bajogA
Written by: Richard Bafana Kasendwa