Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Bebe Cool
Bebe Cool
Lead Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Bebe Cool
Bebe Cool
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Ronnie Matovu
Ronnie Matovu
Associate Producer

Lyrics

Ahaaah haaa Ronnie on this one nangana Eheeeh heee a big size BEBE COOL a me come again zagada Omukwano kati nsibisa nkokoto Abakulabako bagamba gwe oli kito Nze nja kujayo n'amanyi g'omubuto Kubanga byonkozesa baby bya ndigito Onegezagezamu okunoba jukira wa Gyetuvudde baby nga tutoba onfumba Nga afumba amajji boyilo Omutima oguzanyisa nga azanya dduyiro The way you wayne your body You shake your body Onkubisa amasanyalaze munda muli Oyagala nsumulule ne ku wallet Nga ate mu ssimu wansavingamu ng'owa chapati Ago amagezi g'onsalira ga wakayima Nze sibikiriza ebya wakayima Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover) Nze sili family ya wakayima Ago amagezi g'onsalira ga wakayima Nze sibikiriza ebya wakayima Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover) Era sifanana nga ba wakayima Alright Alright Topapa kubinjigiriza×2 Kuba nabyeyigiriza Topapa kubiyimiriza×2 Kubanga nkyali ku ntandikwa Nga olutambi lwa cinema Baby nga ojjude eneema Kyembade mbuuza ku speed kwotambulira Ebigambo bitambula Gwe baby totandika ntondo Ongamba nze asinga Nga ate olina abalala Eyo bo datinga Ebifananyi n'o likinga Nkimanyi olina bingi byo hidinga Ago amagezi g'onsalira ga wakayima Nze sibikiriza ebya wakayima Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover) Nze sili family ya wakayima Ago amagezi g'onsalira ga wakayima Nze sibikiriza ebya wakayima Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover) Era sifanana nga ba wakayima Alright Alright Ahaaah haaa Ronnie on this one nangana Eheeeh heee a big size BEBE COOL ami come again Ontade waggulu onsitula Okuva e Kampala paka mutukula baibe Omutima gwange ogukutula Mbiwulira abasajja bakusigula Mu motoka z'abasajja bakulabamu Mbu osaba lift ng'atte olina n'eyiyo Nebuuza ekikutwala e Makerere Nga ate olina apartment Osula mu bangalo Ago amagezi g'onsalira ga wakayima Nze sibikiriza ebya wakayima Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover) Nze sili family ya wakayima Ago amagezi g'onsalira ga wakayima Nze sibikiriza ebya wakayima Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover) Era sifanana nga ba wakayima Instrumental
Writer(s): Matovu Ronald Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out