Letras

Wowowowo Heyeyeyeye Wowowowo Love yo ennumira eri Kyokka gwe weekwese eri Ndi bw'omu gwe oli eri Empewo enfuuwa ensuula eri Munnange nkugamba mbiita, Mbiita Gwe wampa love ennyingi nnyweza, Tonta Pilot wange ŋŋamba ntuusa, n Nyweza Atakwagala takugamba Nze nzize leero nkugambe Munnange love Bwetyo bw'eba Ng'ejjovu mukwano bimba Munnoowo anyuma nga mwana Munnange nnyamba aah Nze bwe njagala njagala Njagala, Njagala ayi Bwe njagala ntaama Ntaama, era mpaana Ndi mu love, Babe gwe aliko Ndi mu love, Emisana oba ekiro Ndi mu love, Babe gwe aliko Ndi mu love, emisana oba ekiro Tontiisa nze ntya walaai, Omukwano gusimba walaai Kale wakiri nsiba ku lwayi Gwe mulwadde nze Dokitaali Ntangaaza, kyonna ky'olaba ŋŋamba Nseetinga, m U position w'ononsanganga Njagala gwe ng'osiima walaai Nga nkupakira Love ng'omatira walaai Njagala nze bwe nfumba ka caayi Ne nkakuwa Ng'onywa owaana walaai Njagala ng'omukwano mu bungi Ng'ogumpa nga Tontya mu bangi walaai Njagala ng'ate Onkyamula Nga bw'onjagala mpaka mu jacket Mama nteredde Nteredde oh oh nteredde Nze nteredde N'omutima gwonna Ngukebedde Mukwano nteredde Wantereezezza nze nteredde eh eeh Tontisa Nze ntya walaai, Omukwano gusimba walaai Kale wakiri nsiba ku lwayi Gwe mulwadde nze dokitaali eeh Ntangaaza, Kyonna ky'olaba ŋŋamba Nseetinga, mu position w'ononsanganga Baur Baur Sabula Mukwano gwe aliko Nze ntaama boy ntaama King Saha babuulire, hmm Bwe njagala Manager Roger bagambe
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out