Letras

Did your mama teach you manners? And if she never taught you manners I'll teach you manners The business manners the rap manners Cause you know how we do it with the earners Fefe Bussi na Kaysam Ne Kaysam Kumapeesa Kano ka bazzukulu ba Muteesa Day one day two cheza Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Nina chali wange mwagala nnyo Nze naye tuvudde wala nnyo Bw'alumwa nange kinnuma nnyo Naye ate business ndaba agirya nnyo! Mukusooka namwesiga nnyo Kuba business yali efuna nnyo Kati ndaba abitaddemu omuzannyo Ate ekizibu ky'ono guy awoza nnyo! Kyo kituufu kale ammanyi nnyo Naye ate ankuula binnyo Business ndaba agisudde nnyo! Nga Ronaldinho ali mu ssinika mannyo Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Business mwenzigya akasente kange Kirabo okuva ewa Katonda wange Gwe alemesa eno business yange Kikumi ku kikumi oba mulabe wange Ondiise enfuufu eyo ssi mmere yange Kano kko ke kasuwa kange Mwenzigya fiizi z'abaana bange Ne neesanyusaamu ne ba chali bange Business yange entuuyanya Naye ate enzikakkanya Ky'ova olaba bw'ogifunyaafunya Eddoboozi nsakaanya Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Ah, nkubye mubala nga Katende Ndugwa Guno mulanga business tegwa Ne bw'oba kale otunda micungwa Oba gwe maama ali eyo atunda obugoogwa Business lw'egwa naawe lw'ogwa Ate abantu bakulinze lw'ogwa Baseke nga gwe maama bambi bw'ogwa Kyokka baakusuubiza mbu w'oligwa we baligwa Bw'obayitako bagamba wagwa Example nkuwadde Munyagwa Yakyawa kye bayita obwesigwa Emikwano gye gyamufumita ssi maggwa Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Tozannyira mu business! (Tonzannya) Business is business! (Tonzannya) Emikwano mu business (Tonzannya) Gy'egimazeewo zi business (Tonzannya) Did your mama teach you manners? And if she never taught you manners I'll teach you manners The business manners the rap manners Cause you know how we do it with the earners
Writer(s): Mike Blackburn, Georgia Buchanan, Dylan Cooper, Timothy Deal, Gaetan Judd Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out