Vídeo musical

Créditos

PERFORMING ARTISTS
Slick Stuart
Slick Stuart
Performer
DJ Roja
DJ Roja
Performer
Nessim
Nessim
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Slick Stuart
Slick Stuart
Songwriter
Lyto Boss
Lyto Boss
Songwriter
Nessim
Nessim
Songwriter

Letras

Njagala njagala njagala njagala, Baby njagala (Nessim Pan Production) SlickStuart and Roja Ng'ebinyonyi bwebiterabira kubuka Ate ebyenyanja okusala amayengo Heee Nga baby bwaterabira kukaaba No ooh ooh Ate ebimera okula Nze bwetuli nawe Sisobola kwerabira kukulowozako Omutima bwe gukuba (Gukubira gwe) Mm bwe guluma (Gulumira gwe) Nze tegukyampulira (Guwulira gwe) Gwagala gwe Baby, I wonder the way you smile, You smile like there's nobody Roho yangu inakupenda Lakini sometimes unaiumiza sana aah Nze nawe, there is nobody else Gwe nange njagala tubbe ffembi Nze nawe, there is nobody else Gwe nange njagala tubbe ffembi Ngenda nenkunoonya ku Instagram Nga njoyeza nkulabe Nyumirwa bu pose bwokola Ku Instagram Nenvayo nga sikulaba Nenkebera ku Whatsapp Ng'ate oli offline Baby Wabula olinzisa amaddu Nze njagala njoye nfune Baby olinvumya amaalo (kuba) Omutima bwe gukuba (Gukubira gwe) Mm bwe guluma (Gulumira gwe) Nze tegukyampulira (Guwulira gwe) Gwagala gwe Baby Nze nawe, there is nobody else Gwe nange njagala tubbe ffembi Nze nawe, there is nobody else Gwe nange njagala tubbe ffembi Mbulwa amanyi ng'oli eyo Baby Nfuna amanyi ng'oze eno Baby Nebwesiba nakifananyi kyo Naku savinga mu bwongo Sikyetaga nabilooto Gwe nalootanga yegwe I wonder the way you smile, You smile like there's nobody Roho yangu inakupenda Lakini sometimes unaiumiza sana aah Nze nawe, there is nobody else Gwe nange njagala tubbe ffembi (Njagala njagala) Nze nawe, (Baby njagala) there is nobody else Gwe nange njagala tubbe ffembi Nze nawe, there is nobody else Gwe nange njagala tubbe ffembi Ffembi Ffembi Ffembi Ffembi Baby baby Njagala njagala njagala njagala, Njagala
Writer(s): Lyto Boss, Nessim, Slick Stuart Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out