Vídeo musical

Presentada en

Créditos

PERFORMING ARTISTS
Nince Henry
Nince Henry
Performer
Sekyanzi Henry
Sekyanzi Henry
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Sekyanzi Henry
Sekyanzi Henry
Songwriter

Letras

Yeah na na na Aaah Ondabikira nga butwa Buli bwennyini obukambwe Oli mutemu yennyini eyakala Atatya na misango Oli kadagala akabi Akakutula n'enjovu omugongo Mbu akukombako akutuka Nga tanatuusibwa na Mulago So tonight you're my killer portion Lemme be your Juliet oh I drink you without caution Onnyingire mu lubuto Ŋenda kwetta leero Kiro kya leero (Juliet oh) Ŋenda kwetta leero Ŋenda naawe leero (mu lubuto) Ŋenda kwetta leero Kiro kya leero (Juliet oh) Ŋenda kwetta leero Ke nkusanze leero (mu lubuto) Bagamba nti ozibya n'obudde obutanatuuka Mbu oli lumiramwoyo Al-Qaeda eh Mbu onuuna musaayi nga vampire Simanyi oba nga byoli, naye Bagamba akunywako tawona yeah So tonight you're my killer portion Lemme be your Juliet oh I drink you without caution Onnyingire mu lubuto Ŋenda kwetta leero Kiro kya leero (Juliet oh) Ŋenda kwetta leero Ŋenda naawe leero (mu lubuto) Ŋenda kwetta leero Kiro kya leero (Juliet oh) Ŋenda kwetta leero Ke nkusanze leero Nessim Pan Production So tonight you're my killer portion Lemme be your Juliet oh I drink with you without caution Onnyingire mu lubuto I love you like a potato Kampala to Fort Portal From Mbarara to Bukoto Yegwe andi eno mu lubuto Ŋenda kwetta leero Kiro kya leero (Juliet oh) Ŋenda kwetta leero Ŋenda naawe leero (mu lubuto) So tonight you're my killer portion Ŋenda kwetta leero Kiro kya leero (Juliet oh) Lemme be your Juliet oh I drink you without caution Ŋenda kwetta leero Ke nkusanze leero (mu lubuto) Onnyingire mu lubuto
Writer(s): Henry Sekyanzi, Nessim Mukuuza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out