Vídeo musical
Vídeo musical
Créditos
PERFORMING ARTISTS
Maurice Kirya
Lead Vocals
Vampino
Rap
Samuel Bisaso
Electric Bass Guitar
COMPOSITION & LYRICS
Maurice Kirya
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Maurice Kirya
Producer
Samuel Bisaso
Producer
Letras
Yeaaahh. eehhhh eeehhh eehhhh
ooohhhhh yeeaahhhh
Waliwo abagamba nti
Waliwo akugamba nti
Waliwo omulala gwenegomba
Waliwo abagamba nti
Wali wabagamba nti
Oyagala kukeera okiveemu
Nali nakugamba nti
Waliwo abagamba
Ebigambo Obugambo Olugambo
Tebakulya zizo
Nze wuwo
Buuka Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Ani aluleeta oyo
Akuweereza ebigambo ebyo
Buuka Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Ani aluleeta oyo
Akuweereza ebigambo ebyo
Nali sikulimba
Luli bwenakugamba
omutima tegulimba
Omutwe nebw'ogufumba
Omutima tegulimbwa
Gumanyi kyegugamba
Nali sikulimba
Luli bwenakugamba
Mumaaso ga Katonda
Mumaaso g'abazadde
Emikwaano n'abeganda
Nze wuwo
Buuka Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Ani aluleeta oyo
Akuweereza ebigambo ebyo
Buuka Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Ani aluleeta oyo
Akuweereza ebigambo ebyo
BABE
Akuweereza ebigambo ebyo
TOO MUCH TALK
Akuweereza ebigambo ebyo
TELL DEM TO SHUT THEIR MOUTH
Ani aluleeta oyo (YEEEAAHH)
VAMPINO
Akuweereza ebigambo ebyo
Remember back in the day
Remember how I did say
Love is only tested when we fall ina di deep end
I never give a damn about the things that they do say
Love can only hurt if you believe the things that they say
But I say tie me up and throw me in the deep end
You will only notice that my love will only deepen
My baby, words can only make you go crazy
Ebigambo by'abayaaye
Make you mad now
Buuka Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Ani aluleeta oyo
Akuweereza ebigambo ebyo
Buuka Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Ani aluleeta oyo
Akuweereza ebigambo ebyo
Akuweereza ebigambo ebyo
Akuweereza ebigambo ebyo
Ani aluleeta oyo
Remember back in the day
Remember how I did say
Love is only tested when we fall ina di deep end
I never give a damn about the things that they do say
Written by: Maurice Kirya


