Letra

Nze bampita bad Bobi Wine Abangoba balabye ndiwala Bwekuba kufubutuka misinde, abangoba bo bakongojja Omugagga nomwavu, guno'muziki kagukukoneko Nze yala zankubako naye nga zakukubye yala olunyumya Osasira nga nyo omuntu amala omwaka mu yala, nafata omulala Nga tolina sente N'obulamu bwesiba Obeera tewefeelinga Ne m'maka oba towera Nga tolina sente N'emikwano gikwekuba Obeera awo bwotyo otyo Buli wamu tebakulabawo Wabula man made money but money made man mad (Mister Money) Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money) I said man made money but money made man mad (Mister Money) Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money) Waliwo no n'officer eyandya ku patrol ekiro nga ngaliko Yandaga nti yansalako mwana waffe n'empingu nazintekako Nangamba you Bobi Wine you're under arrest cause you do this so many times Now I will take you to CPS, and you make a statement After the statement, I will charge you, for idle and disorderly Ne mpapa awo nensikayo omudda nemuwa ate neyeraga bwerazi My friend you think this is the ekiwani you say of kasabuddo Ne nsikayo ogwokubiri omudda, nagwo era ne ngumuwa Aba tanabako kyayogera, ne musimba ogwokusatu Ne mugamba kati oba onta ng'onta, bwoba tonta ng'onta Nasitula amaaso ge, nagasimba ku ekyesatu Nagajja ku ekyesatu, nagazza ku mpingu zange Nagajja ku mpingu zange, nagazza ku ekyesatu era Awo olwagajja ku ekyesatu nanzijjako empingu nange ne ntekayo Wabula man made money but money made man mad (Mister Money) Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money) I said man made money but money made man mad (Mister Money) Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money) Waliwo n'ensolo eya hajji eyali eyo ewaffe eyajimmenya nze Hajji, eyalina sente nga naye muzeeyi ng'ate mubi nyo Hajji, ngamatira Kate nga naye Kate akyaali mu somero Wabula nga bwomanyi sente (uh!) Sente wekuba egonza Hajji, ngakwata sente Nga alumba bazadde ba Kate Hajji, nga temera maama, bwamala nga temera taata Nga abagamba mbasaba Kate Njagala kuwasa Kate (I) Njagala muteke m'maka amapya genzimbye e munyonyo Kati yogera oba ompa ng'ompa, oba tompa ng'ompa Ko bbo mugende muteese, bwaba asiimye mugende Hajji ngasalako Kate Nga amugamba njagala kuwasa Nekekobogozza, nti anti Hajji nkyaali mu somero Ko ye nti byosoma okufuna, anha! Ate nze byendeese Awo nakakuba Benz, nakawa n'ekyapa kyenyumba Nakagamba kati oba oja ng'oja, oba toja ng'oja Ko kko nti hajji tugende, tukabale akabimbi kaffe Man made money but money made man mad (Mister Money) Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money) I said man made money but money made man mad (Mister Money) Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money) Ezikumeza n'olubuto wade telubadeko (Mister money) N'abakusinga emyaka ne bakuyita ne muzeeyi (Mister money) Ani yali alabye ku mwana wo mugaga nga mubi (Mister money) Olaba ne chairman Nyanzi avimba mu central (Mister money) Man made money but money made man mad (Mister Money) Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money) I said man made money but money made man mad (Mister Money) Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa
Writer(s): Bobi Wine Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out