Letra

(Eh eh eh) It's one of a kind (eh eh eh) Maro (eh eh eh) David Lutalo (eh eh eh) Eh eh-eh (eh eh eh) Dr. Fizol (It's DJ Erycom, in the mix) She made up her mind She truly says she wants to go Tasiba zikweya, ne lawyer aleese empapula nsayininge Ebbanga ly'amaze anfumbira Ng'anfumbira n'obwongo Ensigo zenalinga nsiga Azikungula lwa leero Netonze, byona abiganye ayagala nkikole ntya! Mbuno oje ne lawyer, tebaliwo nga asalawo twewase Nkoze ebibi, nkoze ebirungi, nsonyiwa Nkoze ebirungi bingi baby Era oyagala nkaabe Bw'opima pima pima pima, ebirungi bizitowa kyenda Bw'opima pima pima pima, ebirungi bizitowa kyenda It's okay, the way you want is how it's gonna be Kankuleke, omulungi owange tanazalibwa atte It is okay, bwoba nga ky'okwatako, kyewajja nakyo Mubbi bubbi, yajja na kaveera Lwaki aleta loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale Mubbi bubbi, yajja na kaveera Lwaki aleese loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale Nze sirina kyendina, empale mwendi gyembala Eyalinanga amaka, kati kubbala kwe nsula Tewali ky'alina Yali na mu busapatu bwa bbulu N'ankabira amaziga bwati Ng'olaba enaku emuluma Mbu mama yaffa, ne tata yaffa Ensi njirimu nga bwendi Nasomba mata, omwana yanywa Naye y'andeka ndi masikini Eyali talina yadde sikati Y'andabisiza obubi bwenti Ewange yajja kuyiga kubo, mwanabbira! Mubbi bubbi, yajja na kaveera Lwaki aleta loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale Mubbi bubbi, yajja na kaveera Lwaki aleese loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale Eeh! Bw'oba ng'osobola, nkimanyi osobola Baby, can you please don't go? Siganye kunoba, naye nga nkusaba Baby can you give me some time? Baby, baby boo This is unfair Kino kiri unfair This is unfair, baby Mubbi bubbi, yajja na kaveera Lwaki aleta loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale Mubbi bubbi, yajja na kaveera (ono mubbi) Lwaki aleese loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale Mubbi bubbi, yajja na kaveera Lwaki aleta loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale (anyazze) Mubbi bubbi, yajja na kaveera (anyazze) Lwaki aleese loole Ono munyazi bunyazi Ssebo, entuuyo zange asazewo atwale
Writer(s): David Lutalo Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out