Letra

Single: Akaliro Artist: Rema Namakula Lyrics by mp3jaja.com Mukwano Kulika Jobadde Kulikayo Omwagalwa Okuva kumakya Siteledde Ddi wo'natukila wano Yebale Mukama kotuuse N'otuzi tutuno Wano wano Tubadde mu kyeya Okuva lwewavaawo Nempotooka Ye, Nebaseka Nebanjeya Mbu aliwa anfukilile Eyali asalila Ela Wemba nakuyisa bubi Ku luli Munange sasira Ela, Ttula ndayila kuluno Ebyekitto sibidila Jila, Onyambeko okugata obutti Tukume akaliro kanooo Kuba, Akaliro, Akaliro Akaliro Mwatu Akaliro Munange Tetukazikiza Akaliro Mumpewo Obba mutuntu Akaliro Nga kutumulisiza Mu nzikiza Akaliro, Akaliro Akaliro Mama Akaliro Bwekayitilila Manya kokya Akaliro Naye ate bwetutuka Mu nzikiza Akaliro Kakume Tetukazikiza Tuwalila Walila Kko Ababili tetulila Ekyejo kyaki Nga munda mu mutiima Buli wotuuka ng'ozze wano Amaso Po Po Akaliro kekamulisa Netugala edinisa Netusumulula obukondo Akaliro Ffe babiri Ffeka munda eyo Akaliro Mukwano Obe wano wendi Akaliro Mumpewo obba munzikiza Akaliro Ffe bbabiri Tetuffa kubaali Akaliro Munange, wulira taata Akaliro Nze nawe bali baveeko Akaliro, Akaliro Akaliro Mwatu Akaliro Munange Tetukazikiza Akaliro Mumpewo Obba mutuntu Akaliro Nga kutumulisiza Mu nzikiza Akaliro, Akaliro Akaliro Mama Akaliro Bwekayitilila Manya kokya Akaliro Naye ate bwetutuka Mu nzikiza Akaliro Kakume Tetukazikiza Kanyumira batesa Bwoba nengero Sumulula Awo ne bwetukesa Otulo nenjala Nyabo bibula Tekalabika lwa bwaavu Ate bwezijja, Munange nekabula Vvuga, Jetulaga tunatuuka N'abo abasekka B'ana silika Ow'omela empafu ki Bugumilize N'abugumikiliza Kasta Okiliza Ela, Wemba nakuyisa bubi kululi Munange sasila Guma, Guma tula Ndayila ku luno N'ebigambo sili biwulira Jira, Onyambeko wano Tukume akaliro kaffe Tuve mu butiti Ssebo Akaliro, Eyi Yi Ye Ye Akaliro Wu Wu Wu Wu Huuu Akaliro Akaliroooo Akaliro Eh He Hee Hee Akaliro, Eyi Yi Ye Ye Akaliro Wu Wu Wu Wu Huuu Akaliroooo Akaliro Eh He Hee Hee Akaliro
Writer(s): Rema Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out