album cover
Binene
album cover
Binene fue lanzado el 17 de marzo de 2023 por 3447944 Records DK como parte del álbum Binene - Single
17 de marzo de 2023
Sello discográfico3447944 Records DK
IdiomaEnglish
BPM166
Melodía
Nivel de sonidos acústicos
Valence
Capacidad para bailar
Energía

Video musical

Video musical

Letra

Andabamu binene (NTAATE)
Eno ensi ne bebweba ekulabamu kitono
Mukama akulabamu bitole ebinene
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene

Oh binene nnyo katonda byakulabamu
Ne bwoba mutono nga Daudi
Ku Mukama Goliath omumega
Bakulaba ng'ekitagasa naye Mukama akulaba ng'omwana gwafiirako
Lwo libeera Daniel mu mpologoma eziluma enyama walayi zili kuzila
Olibeera ku nyanja awatayitika kululwo Mukama ali kol'ettaka aaah
Meeme yange onywera nga Mutima gwange nywera nga
Meeme yange onywera nga Mutima gwange nywera aah
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Wabula binene nnyo siloogya
Gwe webuuze nti mukono gw'ani
Ogukwata awo awaluma ne wawona (gwa Mukama)
Lulimi lwa ani bwetusaba
Twatulile emikisa gye tufuna abitulabamu ebinene
Abalala byebatunonyamu ne bibula
Lwo libeera Daniel mu mpologoma eziluma enyama walayi zili kuzila
Lwo libeera ku nyanja awatayitika kululwo Mukama era alikol'ettaka
Meeme yange onywera nga Mutima gwange nywera nga
Meeme yange nywera Mutima gwange nywera
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Written by: GABRIELLA BRIDGET NTAATE
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...