Paroles

Nkukubira winter, nga n'ebigere mbinyise water Katikitiki tiktak, nga ninda gwe ondetere sweet Nkukubira winter, nga n'ebigere mbinyise water (oh oh oooh) Katikitiki tiktak, nga ninda gwe baibe lw'onada Hmm nga bwakasasaana, ne'njuba enkyanaaba amaaso Mpita linnya lyo baibe, hmmm Your love is making me go crazy Ontambulira mu musaayi Obulamu bwange bukwetaaga aah, uh Kwekusalawo nkwesooke Nkuwe ka breakfast in bed Yegwe gwempita owewange Sikukweka okujako nga okyagade Yegwe gwenalota nga Gwenalalasa nga buli jendaga Wotoli okulya nga setaaga (setaaga) Apettite nga yekyanga Nomutima nga gwewuuba Wasuka kubyekyama Kyenva sigwa kwerwaza Nadala ng'olude okudda ekka Omusawo I'm loving your love baibe, musawo Nze gwe gwempita owange, omusawo I'm loving your love daily, musawo Wadde nga sinakwata munsawo I'm loving your love baibe, musawo Nze gwe gwempita owange, omusawo I'm loving your love daily, musawo Wadde nga sinakwata munsawo Eno tricky guitar melody, mu matu ondeta insanity (dalu dalu) Bw'oba wendi, eno Uganda eba nga California (say dalu dalu) Kankubulire, akusinga bwenanonya yambula (yambula) Olina energy, gwe wotoba n'otulo twelaga Baibe, no fire can cool without you (lalala) Olina body perfume ensufu (yeah yeah) Musawo, karibu kwangu nikupe mapenzi yote Darling, yegwe ansana, delicious amount of supu Baibe, wona wewakwata, awampuuza nedda nedda Omusawo I'm loving your love baibe, musawo Nze gwe gwempita owange, omusawo I'm loving your love daily, musawo Wadde nga sinakwata munsawo I'm loving your love baibe, musawo Nze gwe gwempita owange, omusawo I'm loving your love daily, musawo Wadde nga sinakwata munsawo Hey Hey, hey Dans kumapeesa A Winnie Nwagi J-Power J-power, lala lala Engeri gyotabula edagala erinzijanjaba omutima nyumirwa Yes I'm so in love with you, my sweet sweet addiction nz'onyumira Olimu amasavu, nze kugwe nebwentambuza sapatu sitoma Ekintu ekisinga okungumya nti toli mafuta mukamotoka akalala Kyenva n'kubira winter, nga n'ebigere mbinyise water (yeah) Katikitiki tiktak, nga ninda gwe ondetere sweet (hey yeah yeah) Nkukubira winter, nga n'ebigere mbinyise water (ooh) Katikitiki tiktak, nga ninda gwe baibe lw'onada Omusawo I'm loving your love baibe, musawo Nze gwe gwempita owange, omusawo I'm loving your love daily, musawo Wadde nga sinakwata munsawo I'm loving your love baibe, musawo Nze gwe gwempita owange, omusawo I'm loving your love daily, musawo Wadde nga sinakwata munsawo Hey eh, musawo (I'm loving it) Omusawo (oh I'm loving it) Hey eh, musawo (wade nga sinakwata mu nsawo) Heey hey, Danz Kumapeesa musawo (I'm loving it) Omusawo a Winnie Nwagi (I'm loving it) J-power J-power (wade nga sinakwata mu nsawo) Lala lala Musawo, oh
Writer(s): Winnie Nakanwagi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out