Paroles

Sango – Eddy Kenzo & Ooh Ooh Sango kangamu awo sango (Brian Beats) Sango sulamu kko ka Sango, esaawa yeno Sango kangamu awo sangooo, kwata funya mugongo Sango suula awo ka sangooom, esaawa yeno Ooh oh ooh oh ooh Wamma ababitegeela mugyebale Dj sumulula leka ffe twetale Atalina sente leka ddako ebbali Ebyaana bisembele ffe tukyekole. Leero mudgigido kuvuubila Kanyama ku musito, kumeketa Atalina ngatto mubigere Genda onywe ku mwenge bigele Oliyo oliyo oliyoyolilyo (Siika) Oliyo oliyo oliyoyolilyo (Siika) Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeah Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeah Sango kangamu awo sango Kenzo baaba funya mugongo Sango sulamu awo ka sango Toffa ku bingambo Sango kangamu awo sango Mukwano funya mugongo Sango kangamu awo sangooo Toffa ku bingambo Abalina ebizibu byaabwe nze mbalaba Balina kutuula bbali nebatulaba Bawoza kimu mbu Dj yababowa Kuba ensonga mbu omuziki yagubala Naye nga bwotunulamu walai bamukubya Bamubazisa bubi kubaanga tabafuna Batukuba ennaku nebizibu byaabwe Bakuselela mukatala Kyokka ate ggwe oyombesa kkubo laba kale Ffe abalina essanyu leka leka tubikole Wamma ba chali musembele tubikole (Otegedde) Sango kangamu awo sango Kenzo baaba funya mugongo Sango sulamu awo ka sango Toffa ku bingambo Sango kangamu awo sango Mukwano funya mugongo Sango kangamu awo sangooo Toffa ku bingambo Ddugaza bigele, gusambe bigubee Ddugaza bigele, gusambe bigubee Ddugaza bigele, gusambe bigubee Wamma linyya mu kakondo Kalinyye kati kusula mungatto (Eyo) Ssagala bigambo ssategedde Ssawulidde bityo (Hmm) Njagala guli omuziki gwonna Wamma njagala ndabe oba mubitegeela eyo Nkugambye, njagala guli omuziki gwonna Njagala obinsomese nange mbitegeele Njagala nfunemu mukwano njagala nfunemu, oye yeye Mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, eyo Njagala nfunemu mukwano njagala nfunemu Mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, kikube Sango kangamu awo sango Kenzo baaba funya mugongo Sango sulamu awo ka sango Toffa ku bingambo Sango kangamu awo sango Mukwano funya mugongo Sango kangamu awo sangooo Toffa ku bingambo Uploaded by all star music
Writer(s): Edrisah Musuuza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out