Paroles

Emisuwa gitokota Omusaayi gutema ekigana Nga nkuba obufananyi Bwa smile yo mu kasana Abalala ba nkofusinga nga Mathematics mu luchina Naye gwe Gwe nakusoma nafuna kikumi nga learner My sweet banana ayokyanga Nze naawe Okubeera ffembi Prophecy Vsap okuba nga shorts Za henesey Nyumirwa nyo nga tuli ffembi Mu privacy Awatali controversy Ontwala mu exercise Emibiri gyaffe jitesanga Diplomacy They say love is blind But your the only one I see Bakuyenga n'onoga Nze nkimanyi nti ekiro Gwe nebamalaika mubeera Mu kubonga Walungiwa ng'egulu Wagulu wa nalubaale ne kyoga Muwala gwe oliwagono Nze onkuba nga konga Body to body Gwe ampa ebugumu Mw'eno ensi nyogoga Ogamba ndi handsome Wadde nga nfanana oga Wenali omwavu bano Bakubuzaanga bakuloga Ob'otya n'omusajja nga Daily akulisa kawunga Befudde ba senga ba nsonga Naye nga daily mbeera mu Kutawuka na kuzunga Nga ndi mu kusavinga Kati they pretend they know me And yet edda Balinga bandabanga dongolo Nga banekanga Wanazaako enaku Ng'ezigga werimunyunguza ekiwanga Kati birthday yo Njagala tugikuze buli gwanga In this moment ntitima Ng'enkoko eyasuze mulukubakuba Lwakuba nga nina ebigambo ebyenjagala Okukugamba Na nanagira obwongo bwange tebukyakola Kati wulira omutima gwange kyegwogera Baby kiss zo zimpomera Era nyongera Wotaba mpulira ekiwuubalo nga kimbutikira Njagala tusisimuke kumakya nganze Gw'onyegera Munsi yange Gwe binyonyi bya langi Gwebiyimbira So kumaviivi nfukamira Ng'amangota nga mira Nzijjeyo ring eyakirira Nga nkupropozingira Can i be your mwami And you be my mukyala Yes yo nze nafukamidde Nenjisabira n'esaala Natidde nga siwulirayo kasaala Omutima negwe explodinga bwenawulidde Nga ogamba When you said yes When you said yes O she said yes When you said yes When you said yes When you said yes Ooh you said yes When you said yes Oh you said yes To marry me Tugabane n'erinya Nze naawe You said yes Oohh you said yes You say you wanna go For the good love You say you wanna go For the good love You say you wanna go For the good love You say you wanna go For the good love
Writer(s): Kenneth Mugabi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out