Clip vidéo

SHAXX MC - Kumutima (Official 4K Video)
Regarder le vidéoclip de {trackName} par {artistName}

Crédits

INTERPRÉTATION
Shaxx Mc
Shaxx Mc
Interprète
COMPOSITION ET PAROLES
Shaxx Mc
Shaxx Mc
Paroles/Composition
PRODUCTION ET INGÉNIERIE
Ronnie Monty
Ronnie Monty
Production

Paroles

On another one Ronnie pan di beat Oh my God Plan B Nkwagala nga tewali bireekaana Ng'ensonga tuzisaasanya Wadde abalala batwegaana Onvuga one way Onvuga one way my lady, yeah Onvuga one way Onvuga one way my babe, eh Nze kankutikke ku nkata Olina ne love mature Akagambo kali ke nakuwa Nsaba okasse ku mutima My babe, ku mutima Bwe nakulaba wafumita ku mutima Akanamba todeletinga Wafumita ku mutima Ku mutima baby Wafumita ku mutima Zino nsonga za mutima Akanamba todeletinga My lady Ongalamiza no holiday Nkwagala ku lususu my lady Wandesa na buli obuyisa Obwali butasaana, lady Awatali kulimba n'ondesa marijuana, babe Eby'okusaaga bidde ku bbali Yeggwe gwe nalindanga, eh Akalabo k'omubissi okasaana Oba nkuvuge mu kapyata Me wanna take you far away Abayaaye tebakwekwata, chei Abo bamwenya ne bagwa amatu Emitima ne balockinga Akagambo kali ke nakuwa Nsaba okasse ku mutima My babe, ku mutima Bwe nakulaba wafumita ku mutima Akanamba todeletinga Wafumita ku mutima Ku mutima baby Wafumita ku mutima Zino nsonga za mutima Akanamba todeletinga, eh Akalabo k'omubissi okasaana Oba nkuvuge mu kapyata Me wanna take you far away Abayaaye tebakwekwata My lady Ongalamiza no holiday Nkwagala ku lususu my lady Wandesa na buli obuyisa Obwali butasaana, lady Awatali kulimba n'ondesa marijuana, babe Eby'okusaaga bidde ku bbali Yeggwe gwe nalindanga, che Nkwagala nga tewali bireekaana Ng'ensonga tuzisaasanya Wadde abalala batwegaana Onvuga one way Onvuga one way my lady, yeah Onvuga one way Onvuga one way my babe, eh Nze kankutikke ku nkata Olina ne love mature Akagambo kali ke nakuwa Nsaba okasse ku mutima My babe, ku mutima Bwe nakulaba wafumita ku mutima Akanamba todeletinga Wafumita ku mutima Ku mutima baby Wafumita ku mutima Zino nsonga za mutima Akanamba todeletinga
Writer(s): Shaxx Mc Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out