Paroles

Abasajja mwenna mufaanagana I don't know why Ebintu byamwe bya kulimbirira Yo so so bad Oli mukusala magezi ky'oyagala To make me cry Nkulaba ng'oli eyannimba Mbu he can make me fly I don't think I can fall in love again (Fall in love again) Nze banjuza omutima bandekerawo katono (Ntya okugwa mu love again) I don't think I can fall in love again (Fall in love again) Banjuza omutima bandekerawo katono (Ntya okugwa mu love again) Nandikwagadde naye maama Bamalamu amaalo Banjuza omutima bali abasooka Ne batta omwoyo Mbulira kale gwe kaki kolinayo akapya Njagala kwe nagumiza emeeme yange Ananyiga omutima, Anazza embeera zange Do you just wanna use me? Or you really care for me? Will you marry me? Will you be there for me? Oba, oli nga goonya? Nga bwolya, tojjukira bya nkya? Oh. I don't think I can fall in love again (Fall in love again) Nze banjuza omutima bandekerawo katono (Ntya okugwa mu love again) I don't think I can fall in love again (Fall in love again) Banjuza omutima bandekerawo katono (Ntya okugwa mu love again) I don't think, think, think, think That I can fall in love, love In love again I don't think, think, think, think That I can fall in love, love In love again Naye love yadda wa? Nga kati ewewuka nga buveera? Kye nkoze sitenda Love ebaluka nga buganga Neyanjolonga y'asooka kubeera so nice Ate nga nange n'amwagala nyo so much Yanefuulira kasita yafunawo cash Won't you destroy my life? If I love you will you be real steel? Sikyalina mukwano banyonoona, Ndi awo ntyo. Emisiwa gy'omutima bagikutula, Lwa love eyo Uh. ey. yeah. Uh. yeah. yeah. Abasajja mwenna mufaanagana I don't know why Ebintu byamwe bya kulimbirira Yo so so bad Oli mukusala magezi ky'oyagala To make me cry Nkulaba ng'oli eyannimba Mbu he can make me fly Do you just wanna use me? Or you really care for me? Will you marry me? Will you be there for me? I don't think I can fall in love again (Fall in love again) Nze banjuza omutima bandekerawo katono (Ntya okugwa mu love again) I don't think I can fall in love again (Fall in love again) Banjuza omutima bandekerawo katono (Ntya okugwa mu love again) Ntya okugwa mu love again
Writer(s): Donald Haines Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out