Clip vidéo

Apparaît dans

Crédits

INTERPRÉTATION
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Interprète
COMPOSITION ET PAROLES
Edrisah Kenzo Musuuza
Edrisah Kenzo Musuuza
Paroles/Composition

Paroles

Ntelanga nensoma amawulire nanditegedde ntya Nti eno ensi yawunga na'dda Ebinjogerwako mbiwulira nenebuza nti mufangaki baganda bange Kansoke mbabulire ekyanzijja mukyalo kyewaffe Ne'jja senga mukibuga eno Ensonga eyandetta enkulu muzzona Kwekuteleza obulamu bwange Wabula newunya nyo nyo nga mutudde Nemuntesako nga musakanya Mbu sente zakola ki azonona Aziwamu bakazi na'kunywa mwenge Ye no muffa ki no ba dear Obulwadde obubaluma ndaba nuggu Nze no nga nina ebilooto byange Bye najja ntukilize nzire mukyalo Katti ekibuzo kyenina mikwano jange Ki kyesikoze kyemwantuma Ekyo ekibogeza ebigambogambo Nemundelesa jemuyitta Nemujja munywerako siggala munwe ku munwe Njaaye mayilunji ne'mbizzi okwo aah Katino mundeke (Nze nazze mukusanyuka) Aa nze Mumpowe (Temunjogeza binjinyo) Abange mundeke (Nazalibwa kudigida) Aa nze mundeke (Nobulamu bumpinyo) Mbagambye Mumpowe (Nze nazze mukusanyuka) Eeh nze mundeke (Temunjogeza binjinyo) Abange Mumpowe (Nazalibwa kudigida) Aa nze Mumpowe (Nobulamu bumpinyo) Nze nobusungu bunuma ebigambo mujja mwogera Mwe muletta nentalo wano Muwuliriza buli kamu temusengejja Mbewunyanyo ensanji zino Ebyo ebibozi bya Facebook TikTok mutwale sagala sagaliko Mbu oyo Kenzo tawasa Mutima bamenya Yasigaza bibajjobajjo Oba mubijjawa ebibozi byemunyumya Ebitanyumamu wadde yadde Kyova olaba nemumaddini obutamanya Buli eyo bubonyabonya omu'Filika Political nga munyumya Banji babula emirembe jibula temunyega Abantu abandinyumiza ebyobwegasi Mudda mufolloffoto mbu mwana wani Tunayamba tutya egwanga elijja Nga enjiri tutambuza yakweyagaliza Tuli kubutamanya no tubunya ensi Nga omweru ali muntebe ye akajjadde Nanti akwanga ka Silla Nokuba muganda wo Kyoka gwe nomuwa Gollo Bwatyo ensimbi naffuna Obwavu bwebuluma Ye bwatyo bwakola Ffe emabegga jettudda Kuma emwanyi mwofuna ensimbi eyokulya Kuma abaana bo Onayazza ekika Sente munonye Obulamu bunyume Nze Mumpowe kuba ndi bilara Katino mundeke (Nze nazze mukusanyuka) Aa nze Mumpowe (Temunjogeza binjinyo) Abange mundeke (Nazalibwa kudigida) Aa nze mundeke (Nobulamu bumpinyo) Mbagambye Mumpowe (Nze nazze mukusanyuka) Eeh nze mundeke (Temunjogeza binjinyo) Abange Mumpowe (Nazalibwa kudigida) Aa nze Mumpowe (Nobulamu bumpinyo) Obudde bwagwawo Eno ensi edukanyo Leka wano nenvawo Nqende nkolle ebilara Ntumiira abakolera Atte nga mweyagala nyo Ensi eno bweba Tebaguza effudde Mukwano abanga Kibuuka town egonde Bwonalobaloba ozzeyo mukyalo Bwentyo mbadde Musuuza muganda wamwe Leka ntyo nenja nzilayo kulubimbi lwange Eeh mwattu kanqende (Ogendanga Odda) Kansubire muyize (Ogendanga Odda) Eeh kanqende nfumbe (Ogendanga Odda) Eeh bwebinajja ndette (Ogendanga Odda) Kasiita David jjali (Ogendanga Odda) Eeh mwattu kanqende (Ogendanga Odda) Eeh kanqende nfumbe (Ogendanga Odda) Musuuza baaba... Wewawo wewawo...
Writer(s): Edrisah Musuuza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out