Clip vidéo

Apparaît dans

Crédits

INTERPRÉTATION
Shym Mwanje
Shym Mwanje
Interprète
Nince Henry
Nince Henry
Interprète
COMPOSITION ET PAROLES
Nince Henry
Nince Henry
Paroles/Composition

Paroles

Njakuba Nga mununuziiwo Omusalaba Gwo ngukutikule Hallo Ogambye ompulira Naye ate nze sikuwulira Toba nga jjoli eriyo Abakugamba Nti oyo tomukubira Manya bwoba ng'olina Ebikusumbuwa Nange siyala Era obeyo Nga nange Ndyeno Naye nga guluma Omutima no guluma Nga toliwo teguwera Ebirungi tebikoma Jangu eno ooh Ekituufu wakiraba Ate era wakifuna Nga mazima Nange era nkiwulira Munda eno ooh Yanguwa eno Yanguwa eno Olindaki gwe'no Ettoke lyo lyengera Sembera eno Sembera eno Olindaki Olindaki okebera Yanguwa eno Yanguwa eno Olindaki gwe'no Ettoke lyo lyengera Sembera eno Sembera eno Olindaki Olindaki okebera Eeeh ekitangala kikino Jira ovve mukizikiza Tewali atutabangula Abo babulire kwekoza Njakuba Nga mununiziiwo Omusalaba Gwo ngukutikule Omukwano Osuna suna sunako Nga bwolya Bwolwala Ndi ka ddagala Kakunywako bunyi Gwe bwobereyo Okirowoozako ki ekyo Omutima no guluma Nga toliwo teguwera Ebirungi tebikoma Jangu eno ooh Ekituufu wakiraba Ate era wakifuna Nga mazima Nange era nkiwulira Munda eno ooh Yanguwa eno yanguwa eno Olindaki gwe'no Ettoke lyo lyengera Sembera eno Sembera eno Olindaki Olindaki okebera Yanguwa eno Yanguwa eno Olindaki gwe'no Ettoke lyo lyengera Sembera eno Sembera eno Olindaki Olindaki okebera Nze Kati k'ambeere wano Ng'atunula ku saawa Bw'olwawo ndwaala Ekitengo Kintwaala aah Ooh Jira jira oj'eno Mukwano tonkabya Nina omukwano Osuna suna sunako Nga bwolya Ekirungi Ndi ka ddagala Kakunywako bunyi Gwe bwobereyo Okirowoozako ki ekyo Omutima no guluma Nga toliiwo teguwera Ebirungi tebikoma Jangu eno ooh Yanguwa eno Yanguwa eno Olindaki gwe'no Ettoke lyo lyengera Sembera eno Sembera eno Olindaki Olindaki okebera Yanguwa eno Yanguwa eno Olindaki gwe'no Ettoke lyo lyengera Sembera eno Sembera eno Olindaki Olindaki okebera Njakuba Nga mununiziiwo Omusalaba Gwo ngukutikule Omukwano Osuna suna sunako Nga bwolya
Writer(s): Nince Henry Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out