Clip vidéo

Crédits

COMPOSITION ET PAROLES
Sheebah
Sheebah
Composition

Paroles

And we combine di music to dance (Sheebah) And we combine di sexy bad girls (Cylde Pro) We combine di music to dance (Sheebah) And we combine di sexy bad (Clyde Pro) Mbakwekule mbakwekule Mbakwekule mbakwekule Nze bwembakwekula mupa ki Bwembakwekula mupa ki (come again) Kyana gwe, Kyana gwe (otyo) Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh) Kyana gwe, ndaba kuki (otyo) Ebilungi nze byendabye (ah huh) N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo) Sili day'onkugatika (ah huh) Sili day'onkuwanvuya Ndayila Jordan ndayila Ndayila mubangi nkwagala Silaba ng'akukwatako Aganyabo nffa nemanya Nenkunooya tubbewamu Nenkunooya nkukwateko Omukwano n'oleta Ebilungi n'osomba Njagala ny'omukwano gwo Gwe wotoli nsula enjala Gwe wotoli nsula enjala (eh!) Mbakwekule mbakwekule Mbakwekule mbakwekule Nze bwembakwekula mupa ki Bwembakwekula mupa ki (come again) Kyana gwe, Kyana gwe (otyo) Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh) Kyana gwe, ndaba kuki (otyo) Ebilungi nze byendabye (ah huh) N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo) Sili day'onkugatika (ah huh) Sili day'onkuwanvuya Kyekiseela okusanyukira Abantu bangi bakyakala (wulira) Abasajja badigidda Abakyala nabo babalina Nze nemunaku enyijji nze ndobye Sanga yo Jordan ne Weasel Ekyesanyu ex bwazigga Nenzina amazina agesanyu Kikube Mbakwekule mbakwekule Mbakwekule mbakwekule Nze bwembakwekula mupa ki Bwembakwekula mupa ki (come again) Kyana gwe, Kyana gwe (otyo) Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh) Kyana gwe, ndaba kuki (otyo) Ebilungi nze byendabye (ah huh) N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo) Sili day'onkugatika (ah huh) Sili day'onkuwanvuya Jordan tugende nze kwagala Jordan tugende nkufilako Njagala ojawule mubakyala bo Bampita queen mukwano gwo Njagala kwate nga mbwendabye Jordan ani amulabye ko Jordan ani amulabye ko Mungabira agye ngenda Namulinze natagya Silwakuba busente bwe Silwakuba bulungi bwe Namumatila nze mwagala Gwe belawo kyana gwe Gwe belawo nze mumatila Kwagala nnyo kyana gwe Nkufila ko kyana gwe (come again) Mbakwekule mbakwekule Mbakwekule mbakwekule Nze bwembakwekula mupa ki Bwembakwekula mupa ki (come again) Kyana gwe, Kyana gwe (otyo) Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh) Kyana gwe, ndaba kuki (otyo) Ebilungi nze byendabye (ah huh) N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo) Sili day'onkugatika (ah huh) Sili day'onkuwanvuya
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out