म्यूज़िक वीडियो

Mwana Gwe
{artistName} द्वारा {trackName} संगीत वीडियो देखें

क्रेडिट्स

PERFORMING ARTISTS
King Saha
King Saha
Performer
COMPOSITION & LYRICS
King Saha
King Saha
Songwriter

गाने

Ono King Saha wo akulumbye nalo, yeah eh Ne Baur nakona ajikona nalo, yeah eh It's been a long time, a long time nga sikulabako Sikyakulabako, newaka gwe tokyakyamawo Leeta esanyu ewaka, tokyusa namba olimu ekyama Katonda nsasira, ono byemugamba abitwale ngensonga Mmm! Before I say I love you so You say you love me so To come and take your stress away You take my stress away Olwo ngankulindanga Simu nga ngi-charginga Byogamba silibikyusanga nga (ngamba) Simanyi oba ompulira (mwana gwe) Nze nkuyita tompitaba (mwana gwe) Gwe wangamba oja kudamu (mwana gwe) Kati kiki ondaza (mwana gwe) Simanyi oba ompulira (mwana gwe) Nzenkuyita tompitaba (mwana gwe) Lwaki bye'gamba tobidamu (mwana gwe) Ng'ate ompulira (mwana gwe) Nze njagala okimanye nkunonya nalo, yeah eh Obubaka olubulabako njagala osaleko, yeah eh Yadde tebagamba nti nkwagala nyo, yeah eh Njagala okimanye nkulinze Bwekirema nti ntimbe ebipande Mm nze nkulinze, njagala nyo nkusange Njagala nkubulire ensonga Ku guitar oba nkube enanga Nkuteke mu mbeera Nzijjewo ebyakunyiza nga Nga nkuyita ompitaba Nga newenkugamba tonyanukula Simanyi oba ompulira (mwana gwe) Nze nkuyita tompitaba (mwana gwe) Gwe wangamba oja kudamu (mwana gwe) Kati kiki ondaza (mwana gwe) Simanyi oba ompulira (mwana gwe) Nzenkuyita tompitaba (mwana gwe) Lwaki bye'gamba tobidamu (mwana gwe) Ng'ate ompulira (mwana gwe) Nze nga nfubye nkuwereze ebaluwa Eno ebaluwa ebigambo nze mbijja ku mutima Gwe tobitya ebimu birimu amaziga Era gegagubya olupapula olwali lutukula Wenakutiza totunulawo, nonya wenasa ebigambo byo Nali nakuma ekyamakyo, walahi Nze kati kyensaba, bwebiba biganye tontya mukwano Mpita, nze wendi nzigirawo misinde Simanyi oba ompulira (mwana gwe) Nze nkuyita tompitaba (mwana gwe) Gwe wangamba oja kudamu (mwana gwe) Kati kiki ondaza (mwana gwe) Simanyi oba ompulira (mwana gwe) Nzenkuyita tompitaba (mwana gwe) Lwaki bye'gamba tobidamu (mwana gwe) Ng'ate ompulira (mwana gwe) Ono King Saha wo akulumbye nalo, yeah eh (mwana gwe) Ne Baur nakona ajikona nalo, yeah eh (mwana gwe) Ono King Saha wo akulumbye nalo, yeah eh (mwana gwe) Ne Baur nakona ajikona nalo, yeah eh (mwana gwe) Mwana gwe Mwana gwe Mwana gwe Mwana gwe
Writer(s): King Saha Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out