गाने

Hey yeah yi Ntunulira ondabe munda Okimanye nina ebiwundu munda nze Bigya lwakub'era gwe Omwagalwa omulungi nga wefudde yeah Omutima ngukuwadde Naye ate mukwano labayo ontadde yeah Mu kizikiza eno gy'ontadde Gyenkabidde labayo nswadde yeah Ne ka-face kafe okononye Tokyamwenya labayo onyize yeah N'ebiroto byange obyononye Byenalota nga ndi nawe baby Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) Entandikwa y'omukwano eringa nsuulo ooh yeah yeah Twatandika twelera, mukwano kati labayo onewala Esanyu lyetwafuna, lwaki kati amazziga gondabya nze Jjukira ffe gyetwayita, n'ebimu nze byewansubiza Akaguddo kwetwayita nga tetwagala yadde abetwefasa Kati oyitira ku mabali, nga wewala nze okukwefasa Baby look at me (look at me) Baby look at me, baby ah yeah oh oh he yeah (hey yeah) Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (kikwano jjukira) Zino si ntalo, nga ziri mu sometimes in April Tokyusa color, omuzungu wange sigala ku bbala Sirina ago malala, abo baabi batya no byenkola Baby sirina ago malala Baiby yi Eh, baby oh no no, no no oh Chocolate omwagalwa Omulungi owange Yadde ndaba bangi mu kubo Omutima gwasima gwe dear Hey yeah, hey yeah Omuzungu owange my baby Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe Kwali kulaba bulabi mukwano, ntunuliza ku munye Tebyali byamazziga mukusoka, twesubizanga nsanyu ffe (oh oh) Geosteady yeah yeah Geosteady on another love love tune yeah
Writer(s): George Kigozi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out