गाने

Ageosteady yeah Blackman again uhmmm This is a loving song Again and againoooo Ooooh yuhhh Mukwano nkwagala bili Ebintu byo'mukwano bibuzabuza Buli kasimu lwenkakubako Oba mikwanogyo nga munsekerera Luli nga tutude wali Wanyola n'amaaso kyambuzabuza Naye nakwagala nga oly'omu bwoti mutima Wulira Kati ombuza ne bibuzo nenanagila Omuntu owamanyi nebuzabuza Laba ne mikwano gyange siwera wera aaaaaaah Kati mbela ne wange nekubagiza Olwo bulungi bwo wabwesigaliza Bino bimbuza tuulo njagala mukwano gwo Eno nsula maziga Eno nonya wakutuma Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhh Eno nsula maziga Nsula wabweru wa mutima Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhhh Kati mpawamuka mukiro Obudde bungendako Nsange omulunji gwenyimbako Njagala twesange ku basi yo ooooh ah Olugendo lunyuma oli nange Akakuba katonya oli nange Ku mabaati ekiro Nze nga nkulindako Sweety nah nah Laba ombonya bonya bonya mu kiro Ebiroto byaduka nsula na wuwo Laba obulumi bwe nsi eno Nga'ate gwe alina eddawa Bamu nokusasila bambi Kati nayiga mu fight I want you close we be tight Alibozzo alibozzo stamina nalibalibazzo Kati nayiga mu fight I want you close we be tight Alibozzo alibozzo stamina nalibalibazzo Eno nsula maziga Eno nonya wakutuma Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhh Eno nsula maziga Nsula wabweru wa mutima Wuliliza edoboozi ly'amaziga uhhhhhhhh Mukwano nkwagala bili Ebintu byo'mukwano bibuzabuza Buli kasimu lwenkakubako Oba mikwanogyo nga munsekerera Luli nga tutude wali Wanyola n'amaaso kyambuzabuza Naye nakwagala nga oly'omu bwoti mutima Wulira Kati ombuza ne bibuzo nenanagila Omuntu owamanyi nebuzabuza Laba ne mikwano gyange siwera wera aaaaaaah Ddoboozi ly'amaziga Wuliliza edoboozi ly'amaziga Ddoboozi ly'amaziga Uh wuuuuu uh wuuuuu
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out