Lirik

Paddyman aah Number one aah Tonny houls aah Kaba kawaani So me no lie to the world seen Make de people know the truth seen A way we survive ina de ghetto man Eeh Lwali lumu nentesa nomukyala nsibe ekiwaani Nalina plan nze nfe ye akube emiranga Kubanga nsonga ya yala akajja City yakuyiya Amabuggo olwawera nenjasimula nsibe ekiwaani Kiwaani kyanywera nebaweta netubala ekisimbi Kubanga Kampala kuyiiya bwoloba boss oba obusudde Mu ghetto neri mubaloodi muliweda kuyiya Nze wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani) Eeh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani) Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani) Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani) Enaku wayita mbale ekisimbi nga kiwedewo Namugamba leero kisibe offe ogwange gwakuba milanga Teyagana yasiba ekiwaani ku last kyaleta John Ku ssaawa eyokwasimula maama wa'baana nga tadamu Zukuka zukuka maama wa'baana nga tadamu Yasimula kisumulule maama wa'baana nga tanyega Nabagmba omukyala tanaffa ko tubadde tusiba kiwaani Banjimba nga bampita zolo maama wa'baana bamuzika Ndabula mwe abasiba ekiwaani kyatabbu Nze wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani) Eh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani) Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani) Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani) Owa Police agenda nakulya (kiwaani) Muba muweta ensonda nakuta (kiwaani) Bwobanga omutemedeyo akaasa oba akaasa obudo (kiwaani) Nagenda emulago ndabe abava ekasawo bwebalaba omusawo (kiwaani) Nomukazzi abulwa ekyokulya nafuna ezigula lipstick (kiwaani) Ku Wilson osanga banyumye (kiwaani) Naye nga basiba kiwaani (kiwaani) Bamuzungu yasudde Gold babera basiba kiwaani (kiwaani) Bwombuza ekigambo Bada nkudamu nti kyali kiwa.(kiwaani) Natuuka nokusiba akajja nekabalema kubanga kiwa.(kiwaani) Abakazzi obala 100 nga 99 enviri sizabye Wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani) Eh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani) Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani) Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani) Mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani) Eeh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani) Eeh ne mu Ghetto byansobera dda(Buli omu asiba kiwaani) Mukyalo ne City byantabula dda(Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani(Buli omu asiba kiwaani) Kiwaani kiwaani(Buli omu asiba kiwaani)
Writer(s): Bobi Wine Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out