Lirik

First of all, introduction Nnyabo nze gw'osukuma Nsula mu mansion T.O.N, osaana mention Ladies, I have a simple question First of all, introduction Fik Fameica, nsula mu mansion Baby wesiiga bizigo oba lotion? T.O.N Naye nga lwaki mutu-su-ku-ma? Tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma Babe, gyal tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe Okiraba oli so sexy Girlfriend mukyaye afuuse ex You're ten outta ten obasinze marks, baby Ntwalira kameeme in your taxi Ono ayagala balina six packs Coca Cola sharp kyokka anywa Pepsi Laavu tugikole baby naguze socks Gwe buuza Sam, Rax ne Cox (babuuze) Ani yabatumye mu DJ's box? Nkimanyi it's your favourite song Nandikuwadde zaabu singa nali Mucongo Gyal whine fi di rap King Kong Pull out your phone let's snap this song, yeah Nkimanyi it's your favourite song (baby) Nandikuwadde zaabu singa nali Mucongo Gyal whine fi di rap King Kong Pull out your phone let's snap this song (yeah) Tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma Babe, gyal tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe DJ tuteere akeshongoro Anyiize musese nga Salvador ow'e Ombokolo Tuli bato tunyumirwa ebyambalo Kuzina asumagira mukube engolo, yoo Nsanyusa nkutonere bungalow Wallet nnene kisawo kya kangaroo Njagala nkulambuze ensi n'eggulu (towakana) Siri muyaaye tongyagingira ku ngulu I swear nkwagala biri true Mibiri gya connectinze onsiize flue Tonnenya kukwesibako nga super glue (baby) Mutima gwange gw'oba onenya (baby) Omukwano gwo nina mungi gummenya (baby) Ne bw'onsukuma sikwenenya (baby) Tonnenya mummy wo gw'oba onenya Tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma Babe, gyal tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe Call me Fresh bwoy the gal dem sugar Yo! Sikupowa baby ne bwebantuga, yeah Uber njagala ngikuwonye oddeyo nga weevuga Sembera nkwagala zero distance Mutima gwakkiriza dda ggyawo resistance Ekyokolo okusumulula leeta opener Kusongola pencil leeta sharpener Binyuma tuzine squeeze tonneepena Nkimanyi it's your favourite song Nandikuwadde zaabu singa nali Mucongo (simulina) Gyal whine to di rap King Kong Pull out your phones let's snap this song, baby Mutima gwange gw'oba onenya (baby) Omukwano gwo nina mungi gummenya (baby) Ne bw'onsukuma sikwenenya (baby) Tonnenya mummy wo gw'oba onenya Tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma Babe, gyal tonsukuma Nze okukwatako omutima gwe guntuma Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe Nkwatibwa ekisa Naawe nkwatibwa ekisa Lwaki tolina kisa? Lwa-lwaki tolina kisa?
Writer(s): Fik Fameica Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out