Video Musik

Olugendo - Kenneth Mugabi ft Iryn Namubiru
Tonton video musik {trackName} dari {artistName}

Lirik

Ewala eyo gyobela Kimanye nsula mubunyogovu Abetegereza bebanji iihhh Nze ndi maama wabaana ndowozako Byotebereza bireke, ahah ffe tuli kitole Lwasuze nga tokubye kukasiimu nze nffa aaahhhh Emeeme ensindukirira appetite eyo nebula Newankubadde olugendo luwanvu(nkwagala) Wadde wala eyo gyobela(nkulowooza) Newankubadde olugendo luwanvu(nkwagala) Wadde wala eyo gyobela(nkulowooza) Nkwagala,Nkulowooza Ntunulira enjuba ng'eyambuka ntunulira enjuba ng'ekirira Nga ninda olwo lwolidda okuva ewala eyo gyosula ahhh Amaziga gakulukuta gakulukuta ngandaba baby nga yebaka Nenkubakuba obufananyi obwokumukumu ng'ositudde baby waffe Lwosuze nga tokubye kukasiimu nze nfaaaa ahhhhhh Emeeme ensindukirira aah appetite eyo nebula Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala) Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza) Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala) Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza) Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala) Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza) Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala) Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza)
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out