Lirik

Ah ah aah A Geosteady yeah Ah ah aah Chosen Becky Ah ah aah Nessim Pan Production Ah ah aah Blackman Gwe kintu kyenalayira okwagala Yadde bangi abakufaanana Empisa n'omutima ogwo gw'olina Mu mazima, engule ogisaanira Mpawamuka mu kiro nkulwanira Babe, olinga otuzzi otw'okunywa Obulumi ku mutima eno bwe nina Bulinzita, bwe bukya nga sikulina Yeggwe maama yeggwe, ma baby boo You're ma lover lover Yeggwe maama yeggwe, nkulina omu You're ma pen and paper Yeggwe maama yeggwe, ma baby boo You're ma lover lover Yeggwe maama yeggwe, nkulina omu You're ma pen and paper Kati nkwagala Njagala nange ebisembayo Era nkumatira Ntwala maama mu bazadde bo Nange nkwagala Njagala naawe ebisembayo oh Era nkumatira Ntwala nange nemeddeko oh Omukwanogwo nawuba Amaaso ninga eyaziba Ebirungi mu gwe nafuna Natoba nnyo ninga eyalima Kati kaboogere nga ndi naawe nalaalira This is it I know Abalabe basaasaane nga ndi naawe We win the race The better I know Omulungi ansaana, uh uh Yeggwe taata yeggwe kibunoomu You're ma lover lover Yeggwe taata yeggwe nkulina omu You're ma lover lover Bambula, bambula Bambula abalungi ab'ekisa Bambula, bambula Bambula abakozi ab'empisa Nange bambula, bambula Bambula abakozi ab'empisa Bambula, bambula Bambula abakozi ab'ekisa Nze nina gwe Nange nina gwe Eeh omulungi yeggwe Owange yeggwe, uh uh Yeggwe taata yeggwe Omulungi yeggwe Ooh Njagala naawe Oooh eeh Ntwala babe Eeh Njagala naawe Ooh, uh uh uh Ntwala
Writer(s): George Kigozi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out