Lirik

Mpambatira mukama (Mpambatira mukama) Taata mpambatira kabaka (onsitule) Taata mpambatira kabaka wange (Mpambatira mukama) Mpambatira mukama, omponye ensi eno Taata nga mpeddemu amanyi Mpambatira mukama Taata mpambatira nze (onsitule) Taata (mpambatira kabaka wange) Mpambatira mukama (ooh mpambatira kitange) Omponye ensi eno Mukama nga mpeddemu essuubi Mpambatira mukama Taata mpambatira nze (onsitule) Taata (mpambatira mukama wange) Mpambatira mukama (ooh mpambatira onyweeze) Omponye ensi eno Mukama nga ssirina asobola (mpambatira mukama) Mukama nga tewali ayamba (onsitule taata) Nsitula kabaka (mpambatira mukama) Oohhh mpambatira kitange (omponye ensi eno) Mukama nga amataba manji (Mpambatira mukama) Taata nga omuyaga gukuta (onsitule taata) Mukama nsitula kitange (mpambatira mukama) Ohh mpambatira mukama (omponye ensi eno) Ohh mpambatira katonda wange (Mpambatira mukama) Mpambatira nze (onsitule taata) Ohhhh (mpambatira mukama) Ooh mpambatira kabaka (omponye ensi eno) Mukama ye ggwe musuumba wange Omutima. Ohh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange (Mukama naye omutima.) Ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange (Mukama ekiro nga nneebase) Ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange (Wensiinza, daddy, omutima) Ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange (Hook) Mpambatira mukama onsitule Taata mpambatira mukama (Mukama nzijaayo wansi eyo) Omponye ensi eno (Mukama mpanirira kitange) Mpambatira mukama (nzijaayo mu lutusi) onsitule taata (Mukama nsitula mu gunya wansi) Mpambatira mukama omponye ensi eno (Mukama naayita ani nze) Mpambatira mukama Ye nze naakabira ani oyo Mukama nsigaza gwe wekka Mukama mpambatira nze Taata mpambatira mukama Taata mpambatira nze Kabiite, mpambatira kabiite wange Mukama mpambatira nze Nga ntidde mpambatira onyweeze Ohh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange Siinza ohh mutima, ohh yesu wange Mpambatira kitange Guyayaaana... Ohh taata nkoowola gwe wekka
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out