Video Musik

Video Musik

Dari

PERFORMING ARTISTS
Kezi Leo
Kezi Leo
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Katwere Leo
Katwere Leo
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Fleak Type
Fleak Type
Mixing Engineer
Timothy Dylan
Timothy Dylan
Producer
Elmer Kazibwe
Elmer Kazibwe
Mastering Engineer
Fleaktype
Fleaktype
Mixing Engineer

Lirik

Ouuh yea yea yea
Embeera
N’ekyuka ah eh yeah
Embeera N’ekyuka
Baganda bange
Bantu bange mbabuzaako
Jjuuzi nabadde ko
Eyo e mubende
Omutima nga gunkubiriza
Uganda yaffe
Erabika nno
Ssi yaffe
Naye temugwaamu
Ssuubi, Banansi
Nzie mbabulire
Ahhh
Lulikya lumu Embeera
Embeera n’ekyuka
Mbasaba kimu
Temuweera
Muzukuke
Tulwanise eno
Embeera
Lulikya lumu Embeera
Embeera n’ekyuka
Mbasaba kimu
Temuweera
Muzukuke
Tulwanise eno
Embeera
Eno Embeera
Muzukuke Tulwanise
Eno Embeera
Ouuh ouuh ouuh yeah
Zukuka Omwana wa mama
Samba ebikunta
Omwavu ayagalwa nyina
Gundi genda okole
Mwe abeeyo
Nammwe abeeno
Ffenna tuli bana Uganda
Eno nsi yaffe
Mujje tulwanirire
Egwanga lyaffe
Lulikya lumu Embeera
Embeera n’ekyuka
Mbasaba kimu
Temuweera
Muzukuke
Tulwanise eno
Embeera
Lulikya lumu Embeera
Embeera n’ekyuka
Mbasaba kimu
Temuweera
Muzukuke
Tulwanise eno
Embeera
Togwamu ssuubi
Togwamu manyi
Togwamu ssuubi
Togwamu manyi
Togwamu ssuubi
Lulikya lumu Embeera
Embeera n’ekyuka
Mbasaba kimu
Temuweera
Muzukuke
Tulwanise eno
Embeera
Lulikya lumu Embeera
Embeera n’ekyuka
Mbasaba kimu
Temuweera
Muzukuke
Tulwanise eno
Embeera
Written by: Katwere Leo
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...