Video Musik
Video Musik
Dari
PERFORMING ARTISTS
Dr Lover Bowy
Vocals
COMPOSITION & LYRICS
MULAYA SEFU
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
RICO
Producer
Lirik
Dr.lover bwoy
Ricooo
Sivawo kabangobeee baby
Oba nsulibwe mukomela ekitalya
Ooh no
Yegwe mukwano gwange
Nfira bulagoo ahhh
Kanjyisule njyisibe
Nze emere nebwesilya oh no
Omutima gwange toguleka
Mubakyokozi Nzijanjya Ndimugumu
Sibatya balekezi
Bantama abawala
Bambi balaga maalo
Kenkufunye ndayira
Mbalese kukatandalo
Beeramugumu
Gwe kimanye silikusibula
(Nkulinamu feeling)
Ohh no, Njyagala okimanye
Nkwagalanyo munange baibe
(nkulinamu feeling)
Mulove yegwe anjyigiliza
Okusoma N'okuwandiika
(nkulinamu feeling)
Ahhhh Lover ahh Lover
(Nkulinamu feeling)
Ndijyamisinde bwenkulaba
Nga sili namusilipaaa oh beibe
Bwolindeka ndigwa Dalu
Ndilonda nobuchupaa
Nkulowooza kulunch ne kusuper ohhh
Bwoba omanyi nsaga
Nebwekuba kufa nze kululwo nyinza nebwendiba nekadiyide mumyaka
Yegwe alinzijyamu obuseko
Abobanyizaaa mukwano
Yade silina sente ezili kwanjyula
Eziligula obe ntee
Naye nkusubiza
Ndibawo ngempewo jyolisa
Nga sikowa gwe dawo
Beeramugumu gwe
Kimanye silikusibula
Ohh no (Nkulinamu feeling)
Njyagala okimanye
Nkwagalanyo munange baibe
(nkulinamu feeling)
Mulove yegwe anjyigiliza okusoma N'okuwandiika (nkulinamu feeling)
Ahhhh Lover ahh Lover
(Nkulinamu feeling)
Sivawo kabangobeeee, beibe
Okusulibwa mukomela ekitalya
Oh no ahhhh obomanyi nsaga
Nebwekuba Kufa nze kululwo nyinza
Nebwendiba nekadiyide
Mumyaka ye gwe alinzijyamu obuseko abobanyizaa
Mukwano yade silina sente
Ezili kwanjyula ezili gula obe ente
Naye nkusubiza njyakubawo ngempewo
Jyolisa ngasikowa gwedawo
Beeramugumu gwe kimanye silikusibula
Ohh no (Nkulinamu feeling)
Njyagala okimanye
Nkwagalanyo munange baibe
(nkulinamu feeling)
Mulove yegwe anjyigiliza okusima N'okuwandiika (nkulinamu feeling)
Ahhhh Lover ahh Lover
(Nkulinamu feeling)
Written by: MULAYA SEFU