album cover
Mutima
129
Music
Mutima dirilis pada 13 Agustus 2026 oleh Voice Musiq sebagai bagian dari album Mutima - Single
album cover
Tanggal Rilis13 Agustus 2026
LabelVoice Musiq
Melodiksi
Level Akustik
Valence
Kemampuan untuk menari
Energi
BPM92

Video Musik

Video Musik

Lirik

Nkimanyi ninamu empisa embi,nimamu empisa embi,
Onjagade nezino attitude,nomanya bwentyo bwendi)
Sound Of A Nice Story,a Voice Musiq.
Eno special dedication,muntu wange gwenasiima ahh
Ninamu ensonyi ntya okugamba nga
Naye kankugambe ebigambo bino nze nkwagala,okuva kumutima gwange
Kuma ekigambo kino nze nkwagala ,okuva kumutima gwange
Wulira wulira,ebigambo byomutima gwange biva ku Mutima baby wulira,
Nkwagala nnina okukukuma

Nakwagala nnina okukukuma
Eeh ,Oli muntu omuguminkiliza,Ssi kuwaana ssi kusutiliza ahh
Okumanyi sili perfect never perfect,naye woli onjagala
Nkimanyi ninamu empisa embi,nimamu empisa embi,
Onjagade nezino attitude,nomanya bwentyo bwendi
Kankugambe ebigambo bino nze nkwagala,okuva kumutima gwange
Kuma ekigambo kino nze nkwagala ,okuva kumutima gwange
Wulira wulira,ebigambo byomutima gwange biva ku Mutima baby wulira,
Nkwagala nnina okukukuma
Wulira wulira,ebigambo byomutima gwange biva ku Mutima baby wulira,
Nakwagala nnina okukukuma
(Eyi yeah,Eno special dedication,muntu wange gwenasiima ahh
Ninamu ensonyi ntya okugamba nga)
Kankugambe ebigambo bino nze nkwagala,okuva kumutima gwange
Kuma ekigambo kino nze nkwagala ,okuva kumutima gwange
Nkimanyi ninamu empisa embi,nimamu empisa embi,
Onjagade nezino attitude,nomanya bwentyo bwendi
Wulira wulira,ebigambo byomutima gwange biva ku Mutima baby wulira,
Nkwagala nnina okukukuma
Wulira wulira,ebigambo byomutima gwange biva ku Mutima baby wulira,
Nakwagala nnina okukukuma
Written by: Voice Musiq
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...